Zechariah 11:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne mmenya omuggo gwange ogwokubiri oguyitibwa 'Mukago', ne mmenyawo bwe ntyo oluganda wakati wa Yuda ne Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne mmenya omuggo gwange ogwokubiri Kwegatta, okulaga nti obumu obwali wakati wa Yuda ne Isirayiri bwali bukomye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne mmenya omuggo gwange ogwokubiri oguyitibwa “Kwegatta,” okulaga nti obumu obwali wakati wa Yuda ne Isiraeri bukomye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne mmenyamu omuggo ogwokubiri oguyitibwa “Kwegatta”, okwegatta kwa Buyudaaya ne Yisirayeli ne kuggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne nsala wakati omuggo gwange ogw'okubiri Ebisiba, ndibye oluganda eri Yuda ne Isiraeri.