Zechariah 11:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda wange kino ky'agamba: “Mulunde endiga ez'okutta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda wange nti, “Lunda endiga zigejje ezinaatwalibwa okuttibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ati bwe yayogera Mukama Katonda wange nti, “Liisa ekisibo eky'okuttibwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda wange yaŋŋamba nti: “Lunda endiga ez'okuttibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bwe yayogera Mukama Katonda wange nti Liisa ekisibo eky'okuttibwa;