Zechariah 11:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwezi gumu ne nzigyawo abasumba abasatu. Endiga zanneenyiwa nange ne nzeetamwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwezi gumu ne neegobako abasumba basatu, emmeeme yange ng’ebakyaye era nabo nga bankyaye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne neegobako abasumba abasatu mu mwezi ogumu; kubanga emmeeme yange ng'ebakyaye era nga nabo nga bankyaye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne neetamwa abasumba abalala basatu abankyawa, ne mbagoba mu mwezi gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nziyawo abasumba abasatu mu mwezi ogumu; kubanga emmeeme yange baali bagikooyezza, n'emmeeme yaabwe nayo n'entamwa nze.