Zechariah 12:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amaka g'ennyumba ya Leevi gokka, ne bakazi baabwe bokka; amaka ga Simeyi gokka, ne bakazi baabwe bokka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekika eky’ennyumba ya Leevi ne bakazi baabwe, n’ekika kya Simeeyi ne bakazi baabwe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ekika eky'ennyumba ya Leevi kyokka, ne bakazi baabwe bokka; ekika eky'Abasimeeyi kyokka, ne bakazi baabwe bokka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ab'omu maka agasibuka mu Leevi lwabwe, ne bakazi baabwe lwabwe; ab'omu maka agasibuka mu Simeeyi lwabwe, ne bakazi baabwe lwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekika eky'ennyumba ya Leevi kyokka, ne bakazi baabwe bokka; ekika eky'Abasimeeyi kyokka, ne bakazi baabwe bokka;