Zechariah 12:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amaka gonna agasigaddewo, buli maka gokka ne bakazi baabwe bokka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ebika byonna ebirala ebisigaddeyo ne bakazi baabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebika byonna ebisigalawo, buli kika kyokka, ne bakazi baabwe bokka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ab'omu maka amalala gonna balikungubaga lwabwe, ne bakazi baabwe lwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebika byonna ebisigalawo, buli kika kyokka, ne bakazi baabwe bokka.