Zechariah 12:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo Omukama alitaasa abasula mu Yeruzaalemu, asinga obunafu mu bo ku olwo aliba nga Dawudi, n'ennyumba ya Dawudi eriba nga Katonda, nga malayika w'Omukama abakulembeddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwo Mukama aliteeka obukuumi ku batuuze b’omu Yerusaalemi; abo abasembayo obunafu ku lunaku olwo babeere nga Dawudi, era ennyumba ya Dawudi ebeere ng’ennyumba ya Katonda, nga malayika wa Mukama abakulembeddemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku luli Mukama alizibira abali mu Yerusaalemi; aliba omunafu ku bo ku lunaku luli alibeera nga Dawudi; era ennyumba ya Dawudi eriba nga Katonda, nga malayika wa Mukama ali mu maaso gaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, nze Mukama ndikuuma abo abali mu Yerusaalemu. Aliba asingayo okuba omunafu mu bo, alifuuka wa maanyi nga Dawudi bwe yali. Bazzukulu ba Dawudi balibakulembera nga malayika wa Mukama, nga Katonda yennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku luli Mukama alizibira abali mu Yerusaalemi; aliba omunafu ku bo ku lunaku luli alibeera nga Dawudi; era ennyumba ya Dawudi eriba nga Katonda, nga malayika wa Mukama ali mu maaso gaabwe.