Zechariah 14:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku lw'Omukama luulwo lujja, ebikunyagiddwako lwe birigabanirwa mu makkati go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku lwa Mukama lujja, lwe muligabana bye mwanyaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, olunaku lwa Mukama lujja, ebintu ebyakunyagibwako lwe birigabanwa nga mulaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku Mukama lw'alisalirako omusango lujja. Olwo ebintu by'omu Yerusaalemu birinyagibwa, ne bigabanibwa nga mulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, olunaku lwa Mukama lujja, omwandu gwo bwe guli gerekerwa mu ggwe wakati.