Zechariah 14:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu balisengamu, tekiriddayo kuwongebwa okuzikirizibwa; Yeruzaalemu kirituula ntende.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu balikibeeramu, tekigenda kuddayo kuzikirizibwa. Yerusaalemi kiriba kinywevu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abantu balibeera mu kyo, so nga tewakyali kikolimo; naye Yerusaalemi kiribeerawo mirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu balibeera mirembe mu Yerusaalemu nga tebatiisibwatiisibwa kuzikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abantu balibeera mu kyo, so nga tewakyali kikolimo; naye Yerusaalemi kiribeerawo mirembe.