Zechariah 4:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era waliwo kumpi nakyo emiti gy'oliva ebiri, ogumu ku ddyo w'ekibya n'omulala ku kkono.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era waliwo emiti emizeeyituuni ebiri ku mabbali gaakyo, ogumu ku mukono ogwa ddyo ogw’akabakuli, n’omulala ku mukono ogwa kkono.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era waliwo n'emizeyituuni ebiri ku mabbali gaakyo, ogumu ku mukono ogwa ddyo ogw'akabakuli, n'omulala ku mukono gwakyo ogwa kkono.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku mabbali gaakyo, waliwo emiti emizayiti ebiri, gumu ku buli ludda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'emizeyituui ebiri ku mabbali eruuyi n'eruuyi ogumu ku mukono ogwa ddyo ogw'ekibya, ogumu ku mukono gwakyo ogwa kkono.