Zechariah 4:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kinzijira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kinzijira nga kyogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nate ekigambo kya Mukama ne kijja gye ndi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne nfuna obubaka obulala obuva eri Mukama nga bugamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate ekigambo kya Mukama ne kijja gye ndi nga kyogera nti