Zechariah 6:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era engule eriba ne ku Kelemu, ku Tobiya ne ku Keni mutabani wa Zefaniya, nga kye kijjukizo mu Kiggwa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’engule ya kubeera mu yeekaalu ya Mukama ng’ekijjukizo eri Keremu, ne Tobiya ne Keeni omwana wa Zeffaniya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'engule ezo ziribeera za Keremu ne Tobiya ne Yedaya ne Keeni, omwana wa Zeffaniya, ez'okubajjukiza mu Yeekaalu ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Engule eyo eneebeeranga mu Ssinzizo lya Mukama, okujjuukirirangako Helemu ne Tobiya ne Yedaaya, ne Heeni mutabani wa Zefaniya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'engule ezo ziribeera za Keremu ne Tobiya ne Yedaya ne Keeni, omwana wa Zeffaniya, ez'okubajjukiza mu yeekaalu ya Mukama.