Zechariah 6:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mbuuza malayika eyali ayogera nange nti: “Mukama wange, bino biki?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne ndyoka mbuuza malayika eyali ayogera nange nti, “Bino bitegeeza ki mukama wange?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nziramu ne ŋŋamba malayika eyali ayogera nange nti, “ Ebyo bitegeeza ki, Mukama wange?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika eyali ayogera nange ne mmubuuza nti: “Mukama wange, amagaali ago gategeeza ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nziramu ne ŋŋamba malayika eyali ayogera nange nti Ebyo biki, mukama wange?