Zechariah 6:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ampita n'aŋŋamba nti: “Ezo ezigenze mu nsi y'emambuka ziwadde Mwoyo wange ekiwummulo mu nsi y'emambuka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’ampita n’aŋŋamba nti, “Laba, ezo eziraga mu nsi ey’obukiikakkono ziwummuzza Omwoyo wange mu nsi ey’omu bukiikakkono.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'ankoowoola n'aŋŋamba nti, “Laba, ezo ezigenda mu nsi ey'obukiikakkono ziwummuza Omwoyo gwange nsi ey'obukiikakkono.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika n'aŋŋamba mu ddoboozi ery'omwanguka nti: “Embalaasi eziraze mu bukiikakkono zikkakkanyizza obusungu bwa Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ankoowoola n'aŋŋamba nti Laba, ezo ezigenda mu nsi ey'obukiika obwa kkono banzikakkanyirizza omwoyo mu nsi ey'obukiika obwa kkono.