Zechariah 8:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kale nno nteesezza mu nnaku zino, nkolere bulungi Yeruzaalemu n'ennyumba ya Yuda; muleke kutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe ntyo nate bwe nsazeewo kaakano mu nnaku zino okukola obulungi Yerusaalemi n’ennyumba ya Yuda. Temutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo ate ndowoozezza mu nnaku zino okukola obulungi Yerusaalemi n'ennyumba ya Yuda; temutya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano mmaliridde okuwa abantu b'omu Yerusaalemu n'ab'omu Buyudaaya omukisa. N'olwekyo temutya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo ate ndowoozezza mu nnaku zino okukola obulungi Yerusaalemi n'ennyumba ya Yuda; temutya.