Zechariah 8:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amakubo mu kibuga galijjula abaana abalenzi n'abawala abazannyiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’enguudo ez’ekibuga zirijjula abalenzi n’abawala nga bazannya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'enguudo ez'ekibuga zirijjula abalenzi n'abawala nga bazannyira mu nguudo zaakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era enguudo zaakyo ziriddamu okujjula abaana abalenzi n'abawala abazannyiramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'enguudo ez'ekibuga zirijjula abalenzi n'abawala nga bazannyira mu nguudo zaakyo.