Zechariah 9:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omukama alimuggyako byonna by'alina, n'azikiriza n'amaanyi ge ku nnyanja, n'omuliro gulimusenkenya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Mukama alikyambulako ebintu byakyo, alizikiriza amaanyi gaakyo ag’oku nnyanja, era kiryokebwa omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, Mukama alikigoba mu byakyo, alikuba amaanyi gaakyo ku nnyanja; era kiryokebwa omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama alikiggyako ebyakyo byonna. Alisuula obugagga bwakyo mu nnyanja, era ekibuga kiryokebwa omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, Mukama alikigoba mu byakyo, alikuba amaanyi gaakyo ku nnyanja; era kiryokebwa omuliro.