Zephaniah 1:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nzija kwerawo buli kintu okuva ku nsi,” Omukama y'agamba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndizikiririza ddala byonna okuva ku nsi,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwati bw'ayogera Mukama nti, “Ndizikiririza ddala ebintu byonna okuva ku nsi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Ndizikiriza ebintu byonna ku nsi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndizikiririza ddala byonna okuva ku maaso g'ensi, bw'ayogera Mukama.