Zephaniah 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'abo abaakuba Omukama amabega; n'abatanoonya Mukama, n'abo abatamwebuuzaako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abo abadda emabega obutagoberera Mukama, wadde abo abatamunoonya newaakubadde okumwebuuzaako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndizikiriza n'abo abazze emabega obutagoberera Mukama, abatakyanoonyanga Mukama newakubadde okumwebuuzako.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndizikiriza n'abo abanvuddeko, n'abatakyajja gye ndi wadde okunsaba okubayamba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abo abazze ennyuma obutagoberera Mukama; n'abo abatanoonyanga Mukama newakubadde okumubuuza.