Zephaniah 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ku lunaku lw'Omukama olw'ekitambiro ky'Omukama, nzija kubonereza abafuzi, ne batabani ba kabaka, ne bonna abambadde ebyambalo ebigwira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwa ssaddaaka ya Mukama, ndibonereza abakungu n’abaana ba Kabaka, n’abo bonna abambadde ebyambalo ebitasaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ku lunaku olwa ssaddaaka ya Mukama, “ndibonereza abakungu n'abaana ba kabaka n'abo bonna abambadde ebyambalo binnaggwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Ku lunaku olwo lwendittirako ekitambiro, ndibonereza abakungu n'abaana ba kabaka, n'abo bonna abeeyisa ng'abagwira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka ku lunaku Mukama kw'aliweerayo ssaddaaka ndibonereza abakungu n'abaana ba kabaka n'abo bonna abambadde ebyambalo ebinnaggwanga.