Zephaniah 3:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ndikulekamu abaavu n'abanaku; abo balisuubira mu linnya ly'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ndireka wakati mu ggwe abantu abakakkamu era abeetoowaze, abo abesiga erinnya lya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ndireka wakati mu ggwe abantu ababonyaabonyezebwa era abaavu, era abanneesiganga erinnya lya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mmwe ndirekamu abo abeetoowaze era abaavu, abananneesiganga nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ndireka wakati mu ggwe abantu ababonyaabonyezebwa era abaavu, era balyesiga erinnya lya Mukama.