Zephaniah 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga ku mbaga enkulu. “Nzija kukuggyako ennaku, nga tokyaddayo kunyoomebwa olw'okubeera yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ennaku eyabakwatanga olw’embaga ezabakuŋŋaanyanga ndigibaggyako; kubanga kibafuukidde omugugu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'abali ku mbaga bwe basanyuka, Mukama agamba nti, Nzigyeewo akabi akandikutuuseko, era nkuggyeeko obuswavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ng'abali ku mbaga bwe basanyuka.” Mukama agamba nti: “Nzigyeewo akabi akandikutuuseeko, era nkuggyeeko obuswavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndikuŋŋaanya abo abanakuwalira okukuŋŋaana okutukuvu, abaali ababo: omugugu ogwali ku kyo kyali kivume gye bali.