bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
/
1 Chronicles 14
1 Chronicles 14
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
← Chapter 13
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 15 →
1
Kiramu kabaka w'e Ttuulo n'atuma ababaka eri Dawudi n'emivule n'abazimbi b'amayinja n'ababazzi, okumuzimbira ennyumba.
2
Dawudi n'ategeera nga Mukama amunywezezza okuba kabaka wa Isiraeri, kubanga obwakabaka bwe bwagulumizibwa waggulu, olw'abantu be Isiraeri.
3
Awo Dawudi ne yeeyongera okuwasa abakazi e Yerusaalemi: Dawudi ne yeeyongera okuzaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
4
Era gano ge mannya g'abaana be yazaalira e Yerusaalemi; Sammuwa ne Sobabu, Nasani ne Sulemaani;
5
ne Ibukali ne Eriswa ne Erupereti;
6
ne Noga ne Nefegi ne Yafiya;
7
ne Erisaama ne Beeriyadda ne Erifereti.
8
Awo Abafirisuuti bwe baawulira Dawudi ng'afukiddwako amafuta okuba kabaka wa Isiraeri yenna, Abafirisuuti bonna ne bambuka okunoonya Dawudi: Dawudi n'akiwulira, n'abatabaala.
9
Era Abafirisuuti baali bazze ne bazinda ekiwonvu Lefayimu.
10
Dawudi n'abuuza Katonda ng'ayogera nti Ntabaale Abafirisuuti? era onoobagabula mu mukono gwange? Mukama n'amugamba nti Tabaala; kubanga ndibagabula mu mukono gwo.
11
Awo ne batabaala e Baaluperazimu, Dawudi n'abakubira eyo; Dawudi n'ayogera nti Katonda amenye abalabe bange n'omukono gwange, ng'amazzi bwe gamenyeka. Ekifo ekyo kyebaava bakituuma erinnya Baaluperazimu.
12
Ne baleka eyo bakatonda baabwe; Dawudi n'alagira ne babookya omuliro.
13
Abafirisuuti ne bazinda ekiwonvu nate olw'okubiri.
14
Dawudi n'abuuza nate Katonda; Katonda n'amugamba nti Totabaala okubagoberera: kyuka obaveeko, obatuukeko ng'abafuluma mu maaso g'emitugunda.
15
Awo olunaatuuka bw'onoowulira eddoboozi ery'okutambula ku masanso g'emitugunda, n'olyoka otabaala: kubanga Katonda atabadde okukukulembera okukuba eggye ery'Abafirisuuti.
16
Dawudi n'akola nga Katonda bwe yamulagira: ne bakuba eggye ery'Abafirisuuti okuva e Gibyoni okutuuka e Gezeri.
17
Ettutumo lya Dawudi ne libuna ensi zonna; Mukama n'aleeta entiisa ye ku mawanga gonna.
← Chapter 13
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 15 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29