bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Hosea 3
Hosea 3
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
1
Mukama n'aŋŋamba nti: “Genda nate, oyagale omukazi omwenzi alina muganzi we, omwagale nga nze bwe njagala Abayisirayeli, newaakubadde nga bakyukira balubaale, ne baagala obugaati obukoleddwa mu mizabbibu emikalu.”
2
Kale namugula ebitundu bya ffeeza kkumi na bitaano ne kilo kikumi mu ataano eza bbaale.
3
Ne mmugamba nti: “Oteekwa okubeera awo ng'oli wange, okumala ekiseera kiwanvu, nga teweefuula malaaya wadde okuba n'omusajja omulala. Nange bwe ndyekuuma bwe ntyo ku lulwo.”
4
Kubanga Abayisirayeli balimala ekiseera kiwanvu nga tebalina kabaka wadde omukulembeze, nga tebalina kitambiro wadde empagi entukuvu, nga tebalina bifaananyi bikozesebwa mu kulagula, wadde balubaale ab'omu maka.
5
Naye oluvannyuma Abayisirayeli balikyuka ne badda eri Mukama Katonda waabwe. Era mu nnaku ez'oluvannyuma, balijja eri Mukama nga batya, ne bafuna ebirungi, Dawudi Kabaka waabwe by'agaba.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14