bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Hosea 3
Hosea 3
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
1
Awo Mukama n'aŋŋamba nti, “Genda nate, oyagale omukazi ayagalibwa mukwano gwe omulala, era nga mwenzi, nga Mukama bw'ayagala abaana ba Isiraeri, newakubadde nga bakyukira bakatonda abalala ne baagala obugaati obukoleddwa mu zabbibu enkalu.”
2
Awo ne mmwegulira ne mmuwasa ne Sekeri za ffeeza kkumi na taano ne komeri eya sayiri, ne ngattako ne kitundu ekya komeri eya sayiri,
3
ne mmugamba nti, “Oteekwa okubeera awo ng'oli wange okumala ekiseera ekiwanvu; tolyefuula mwenzi, so toliba muka musajja mulala yenna, nange bwe ndiba bwe ntyo gy'oli.”
4
Kubanga abaana ba Isiraeri balimala ekiseera kiwanvu nga tebalina kabaka so nga tebalina mulangira, wadde omukulembeze, era nga tebalina ssaddaaka, newakubadde empagi, era nga tebalina kizibawo kya kabona newakubadde baterafi,
5
oluvannyuma abaana ba Isiraeri balikomawo ne banoonya Mukama Katonda waabwe ne Dawudi kabaka waabwe; era balijja mu kutya eri Mukama n'eri obulungi bwe mu nnaku ez'oluvannyuma.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14