bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Hosea 3
Hosea 3
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
1
Omukama n'aŋŋamba nti: “Ddamu oyagale mukazi wo, newandibadde ng'ayagalibwa muganzi we era nga mukazi mwenzi. Mwagale ng'Omukama bw'ayagala Abayisirayeli, newandibadde nga baakyukira eri balubaale, ne baagala ebitole by'emizabbibu emiwotose.”
2
Namugula sekeri za ffeeza kkumi na ttaano, ne komeri ne leteki ya sayiri.
3
Ne mmugamba nti: “Ojja kubeera nange ennaku nnyingi; tokolanga obwamalaaya, tobeeranga na musajja mulala, nange nzija kubeera naawe.”
4
Kubanga Abayisirayeli balimala ennaku nnyingi nga tebalina kabaka oba omufuzi yenna, nga tebalina kitambiro, oba ejjinja ettukuvu, oba efodi oba bulubaale obw'awaka.
5
Oluvannyuma Abayisirayeli balidda ne banoonya Omukama Katonda waabwe, ne Dawudi kabaka waabwe. Balijja nga bakankana eri Omukama n'eri ebirungi bye mu nnaku ez'oluvannyuma.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14