bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Hosea 6
Hosea 6
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 7 →
1
“Mujje tudde eri Omukama, ye yatuyuzaayuza era y'anaatuwonya; yatulumya, era y'anaatusiba ebiwundu byaffe.
2
Mu nnaku bbiri ajja kutuzzaamu obulamu; ku lunaku olwokusatu alitusitula tubeerewo mu maaso ge.
3
Tumanye, tunyiikirire okumanya Omukama; ng'okusala kwa mmambya bwe kutalimba, n'okujja kwe kituufu bwe kuliba; alijja gye tuli ng'enkuba, ng'enkuba ya Ttoggo efukirira ensi.”
4
“Nkukolere ki, Efurayimu? Nkukolere ki Yuda? Okwagala kwammwe kuli ng'olufu lw'oku makya, oba ng'omusulo ogukeera okuggwaawo.
5
Kyennava mbatemaatema obulere nga mpita mu balanzi, ne mbatta n'ebigambo by'akamwa kange, anti ennamula yange yavaayo ng'ekimyanso.
6
Kubanga njagala kisa sso si kitambiro, kumanya Katonda, naye si bitambiro byokye.
7
Baamenya endagaano e Adamu, eyo gye baamenyera obwesigwa gye ndi.
8
“Gileyaadi kibuga ky'abakola obubi, kirinnyiriddwa n'omusaayi.
9
Ng'abatemu abateegeredde omuntu, n'ekikwanga kya bakabona bwe kiri, batemula abantu ku kkubo eriraga e Sekemu; nga bakola ekintu kya bugwenyufu!
10
Mu nnyumba ya Yisirayeli nalabamu ekyesisiwaza: eyo Efurayimu yessa mu bwamalaaya, ne Yisirayeli yeegwagwawazza.
11
Naye naawe Yuda, amakungula gakutegekerwa, bwe ndimala okuzza abasibe b'abantu bange.”
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 7 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14