bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Isaiah 16
Isaiah 16
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 17 →
1
Muweereze abaana b'endiga eri oyo afuga ensi, okuva e Seera ng'oyita mu ddungu, okutuuka ku lusozi lwa muwala wa Sayuuni.
2
Kubanga olulituuka ng'ennyonyi ezaabulwako ekisu n'ezisaasaana, bwe batyo bwe baliba bawala ba Mowaabu ku misomoko gya Alunoni.
3
Teesa ebigambo, mala omusango; fuula ekisiikirize kyo okuba ng'ekiro wakati mu ttuntu: kweka abagobeddwa; tolyamu lukwe adaagana.
4
Muleke Abamowaabu abajja bagobebwa batuule nammwe; Mubeere ekiddukiro kyabwe mu maaso g'omunyazi, kubanga atulugunya azikiridde, okunyaga kuwedde, abajoozi bawedde mu nsi.
5
Entebe ey'obwakabaka eryoke etekebwewo mu kwagala, era walibaawo aligituulako mu mazima, mu weema ya Dawudi; ng'asala emisango, era ng'agoberera eby'ensonga, era omwangu okukolanga eby'obutuukirivu.
6
Tuwulidde amalala ga Mowaabu, nga wa malala mangi nnyo; okwemanya kwe, amalala ge n'okuvuma kwabwe, okwenyumiriza kwe tekuliimu.
7
N'olwekyo leka Mowaabu akaabe, leka buli muntu akaabire Mowaabu. balinakuwala n'ebayongobera, olw'emigaati egya zabbibu egy'e Kirukaleseesi.
8
Kubanga ennimiro ez'e Kesuboni ziwotoka, n'omuzabbibu ogw'e Sibuma; abakungu ab'amawanga bamenyedde ddala emiti gyagwo egyasinga obulungi; gyabuna okutuuka e Yazeri, gyatuuka mu ddungu; amatabi gaagwo gaalanda, gatukira ddala ku nnyanja.
9
Kyennaava nkaaba amaziga nga Yazeri akaaba olw'omuzabbibu ogw'e Sibuma; nnaakutobya n'amaziga gange, ggwe Kesuboni ne Ereyale; kubanga ku bibala byo eby'ekyengera ne ku bikungulwa byo kukubiddwako olube.
10
Essanyu n'okweyagala biweddewo, mu nnimiro engimu; ne mu nsuku z'emizabbibu temuliba kuyimba, newakubadde eddoboozi ery'okusanyuka, tewaliba musogozi alisogolera omwenge mu masogolero; nkomezza emizira gy'abasogozi.
11
Omutima gwange kyeguva gukaabira Mowaabu ng'ennanga, ne munda yange nkaabira Kirukeresi.
12
Awo olulituuka, Mowaabu bw'alyeyanjula, bw'alyekooya mu kifo ekigulumivu, n'ajja mu watukuvu we okusaba, tekirimuyamba.
13
Ekyo kye kigambo Mukama kye yayogera ku Mowaabu mu biro eby'edda.
14
Naye kaakano Mukama ayogedde nti, “ Emyaka esatu nga teginnaggwaako, ng'emyaka egy'omusenze akolera empeera bwe gibeera, ekitiibwa kya Mowaabu kirinyoomebwa awamu n'ekibiina kye kyonna ekinene; n'abo abalifikkawo baliba batono nnyo ate nga banafu ddala.”
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 17 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52
53
54
55
56
57
58
59
60
61
62
63
64
65
66