bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Isaiah 48
Isaiah 48
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 47
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 49 →
1
Muwulire kino, mmwe ennyumba ya Yakobo, abaatuumibwa erinnya lya Isiraeri era abaava munda ya Yuda; abalayira erinnya lya Mukama, era abaatula Katonda wa Isiraeri, naye si mu mazima wadde mu butuukirivu.
2
Kubanga beeyita ba mu kibuga kitukuvu, era beesigama ku Katonda wa Isiraeri; Mukama ow'eggye lye linnya lye.
3
N'abuulira ebigambo ebyasooka okuva edda; weewaawo, byava mu kamwa kange ne mbiranga; nabikola mangu ne bituukirira.
4
Kubanga nnamanya ng'oli mukakanyavu, n'ensingo yo kinywa kya kyuma, n'ekyenyi kyo kikomo;
5
kyennava nkikubuulira okuva edda; nga tekinnatuukirira nnakiranga gy'oli; olemenga okwogera nti, “Ekifaananyi kyange kye kibikoze, n'ekifaananyi kyange ekyole n'ekifaananyi kyange ekisaanuuse bye bibiragidde.”
6
Wakiwulira; laba bino byonna; nammwe temulikibuulira? Nkulaze ebigambo ebiggya okuva mu biro bino, ebigambo ebyakwekebwa, by'otomanyanga.
7
Bitondeddwa kaakano so si kuva dda; era okusooka olwa leero tobiwuliranga; olemenga okwogera nti Laba, nali mbimanyi.
8
Towuliranga wadde okutegeera, obw'edda bwonna okutu kwo tekuggukanga; kubanga nnamanya nga walyazaamaanya nnyo, era wayitibwa mujeemu okuva lwe wazaalibwa.
9
Olw'erinnya lyange ndirwisaawo obusungu bwange, olw'ettendo lyange ndizibiikiriza, nneme okukuzikiriza.
10
Laba, nkulongoosezza naye si nga ffeeza; nkugezesezza mu kirombe ky'okubonaabona.
11
Ku lwange nze, ku lwange nze kyendiva nkikola; kubanga erinnya lyange bandirivumye batya? n'ekitiibwa kyange sirikiwa mulala.
12
Mpuliriza, ggwe Yakobo, ne Isiraeri gwe nnayita, nze nzuuyo; nze w'olubereberye, era nze w'enkomerero.
13
Omukono gwange gwe gwateekawo omusingi gw'ensi, n'omukono gwange ogwa ddyo gwe gwabamba eggulu; bwe mbiyita byombi bijja.
14
Mwekuŋŋaanye, mmwe mwenna, muwulire; ani ku bo eyali abuulidde ebyo? Mukama yamwagala; alikola Babbulooni by'ayagala, n'omukono gwe guliba ku Bakaludaaya.
15
Nze, nze mwene, njogedde; mmuyise, mmuleese, era aliraba omukisa mu lugendo lwe.
16
Munsemberere, muwulire kino; okuva ku lubereberye ssoogereranga mu kyama; kasookedde kibaawo, nga wendi; era kaakano Mukama Katonda antumye n'Omwoyo gwe.
17
Bw'atyo bw'ayogera Mukama, omununuzi wo, Omutukuvu wa Isiraeri, nti Nze Mukama Katonda wo, akuyigiriza okugasa, akukulembera mu kkubo ly'oba oyitamu.
18
Singa wawulira amateeka gange! kale emirembe gyo gyandibadde ng'omugga, n'obutuukirivu bwo ng'amayengo g'ennyanja:
19
era n'ezzadde lyo lyandibadde ng'omusenyu, n'ab'enda yo ng'empeke zaagwo; erinnya lyabwe teryandisanguliddwa so teryandizikiridde mu maaso gange.
20
Mufulume mu Babbulooni, mudduke Abakaludaaya; mubuulire mwogere kino mukirange, okutuusa ku nkomerero y'ensi n'eddoboozi ery'okuyimba; mwogere nti, “Mukama anunudde omuweereza we Yakobo.”
21
Tebaalumwa nnyonta bwe yabayisa mu malungu; yabakulukusiza amazzi agaava mu lwazi; era yayasa n'olwazi, amazzi ne gavaamu.
22
Tewali mirembe eri ababi, bw'ayogera Mukama.
← Chapter 47
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 49 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52
53
54
55
56
57
58
59
60
61
62
63
64
65
66