bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Isaiah 34
Isaiah 34
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 33
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 35 →
1
Musembere kumpi, mmwe amawanga, mutegereze, mmwe abantu, mutege okutu. Ensi ewulire, na buli kyonna ekigijjuzizza; amawanga g'ensi, na buli kyonna ekigisibukamu.
2
Kubanga Omukama asunguwalidde amawanga gonna, anyiigidde amagye gaabwe gonna. Alayidde obutalekaawo n'omu, abawaddeyo okusanjagibwa.
3
Abantu baabwe abattiddwa balisuulibwa ebweru, emirambo gyabwe giriwunya ekivundu; ensozi ziritonnyolokoka omusaayi gwagyo.
4
Amagye g'eggulu gonna galimerenguka, n'eggulu lirizingibwako ng'omuzingo. Amagye gaabwe gonna ag'eggulu galikunkumuka ng'ebikoola bwe bikunkumuka ku muzabbibu, ng'ebikoola ebikunkumuka ku mukunyu.
5
Kubanga ekitala kyange kinywedde mu ggulu ne kikkuta; laba, kikka okusalira Edomu omusango, ku bantu be nsalidde okuzikirizibwa.
6
Ekitala ky'Omukama kibunye omusaayi, kivulubanye amasavu, omusaayi gw'obuliga n'ogw'embuzi ennume, amasavu g'ensigo z'endiga. Kubanga Omukama agenda kutambira e Bozura, alina okusanjaga okunene mu Edomu.
7
Sseddume z'embogo zirigwira wamu nazo, ente ennume ne zisseddume ez'amaanyi. Ettaka lyabwe lirinnyikkira omusaayi, n'enfuufu yaabwe erijeebeera amasavu.
8
Kubanga Omukama alina olunaku kw'anaawoolerera eggwanga, omwaka ogw'okusasula olw'omusango gwa Siyoni.
9
Emigga gya Edomu gijja kufuuka nvumbo, enfuufu yaayo efuuke bibiriiti ebyaka, ettaka lyayo lifuuke envumbo eyaka.
10
Tegenda kuzikira ekiro n'emisana; omukka gwayo gulitumbiira emirembe n'emirembe. Okuva ku zzadde erimu okutuusa ku ddala erisigala matongo; tewaliba addamu kugiyitamu emirembe gyonna.
11
Ebiwuugulu eby'amatu ne nnamunnungu birigifuula yaabyo; amakufufu ne nnamuŋŋoona binaasulanga omwo; Omukama ajja kugikubako olukoba olupima olw'obutabanguko, n'akaliiso ak'obutabaamu nsa.
12
Abakungu baayo tebalibaayo na kantu kagiyisa bwakabaka; abaami baayo bonna balibulawo.
13
Maggwa ge galimera mu mbiri zaayo; ne kamyu n'amatovu mu bigo byayo; erifuuka nfo ya bibe na kisulo kya maaya,
14
Ensolo enkambwe mwe zinaasisinkananga n'empisi, emisambwa gye girikoowooleranga ginnaagyo, olubugabuga gye luweererako, ne lwezuulira eyo obuwummuliro.
15
Eyo ekiwuugulu gye kirizimba ekisu kyakyo ne kibiikirayo amagi; kirigaalula ne kibikkirira obwana bwakyo mu kisiikirize kyakyo; era eyo ensega gye zirikuŋŋaanira, buli emu ne ginnaayo.
16
Munoonyereze, musome mu kitabo ky'Omukama: Ku bino tewali na kimu kiribulayo, tewali kiribulwako kinnaakyo, kubanga akamwa ke ke kalagidde, era Mwoyo we y'alibikuŋŋaanya awamu.
17
Abikubidde akalulu; omukono gwe gubipimidde ebitundu byayo ku lukoba olupima; birigifuula yaabyo emirembe gyonna; biribeeranga omwo emirembe gyonna.
← Chapter 33
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 53
Chapter 54
Chapter 55
Chapter 56
Chapter 57
Chapter 58
Chapter 59
Chapter 60
Chapter 61
Chapter 62
Chapter 63
Chapter 64
Chapter 65
Chapter 66
Chapter 35 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52
53
54
55
56
57
58
59
60
61
62
63
64
65
66