bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Joshua 16
Joshua 16
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 17 →
1
Bazzukulu ba Yozefu, omugabo gwabwe akalulu gwe kaabawa, kye kitundu okuva ku Yorudani ebuvanjuba w'omugga, e Yeriko, ne kyambuka okuyita mu ddungu, ne kituuka mu nsi y'e Beteli.
2
Kiva e Beteli, oba Luzi, ne kisalira mu nsi y'Abaaruki mu Ataroti,
3
ne kiserengeta ebugwanjuba mu nsi y'Abayafuleti okutuukira ddala mu kitundu kya Beti-Koroni ekya wansi, bwe kityo okutuuka e Gezeri, ne kikoma ku nnyanja.
4
Obwo bwe busika bw'abazzukulu ba Yozefu: Manasse ne Efurayimu bwe baafuna.
5
Bazzukulu ba Efurayimu, mu masiga gaabwe kino kye kitundu ekyabwe: Ensalo z'obusika bwabwe zaavanga Ataroti-Addari ebuvanjuba ne zigenda e Beti-Koroni eky'engulu,
6
ne zigendera ddala okutuuka ku nnyanja. Ate ne ziva e Mikumetati emambuka, ne ziweta nga zidda ebuvanjuba e Taanati-Silo, ne zisala okutuuka e Yanowa ebuvanjuba.
7
Ne ziva e Yanowa ne zikkirira e Ataroti ne Naara, ne zikwata ku Yeriko, ne zigguka ku Yorudani.
8
Bwe ziva e Tappuwa ensalo ne zisala ne ziraga ebugwanjuba ku Kiwonvu Kana, ne zikoma ku nnyanja. Obwo bwe busika ab'ekika ky'abazzukulu ba Efurayimu bwe baafuna mu masiga gaabwe.
9
Kwaliko era n'ebibuga n'ebyalo byabyo ebyayawulirwa bazzukulu ba Efurayimu mu busika bw'abazzukulu ba Manasse.
10
Ab'ekika kya Efurayimu tebaagobawo Bakanaani abaabeeranga e Gezeri. Abakanaani abo n'okutuusa ku lunaku lwa leero babeera wamu n'abaana be Efurayimu, naye nga bassibwa ku mirimu gy'akasanvu.
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 17 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24