Luke 21
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
5Abamu bwe baali bayogera ku Kiggwa nga bwe baakiwoomya n'amayinja amalungi n'ebitone, n'agamba nti:
6“Ebyo bye mulaba, ennaku zirituuka lwe watalisigala jjinja liri ku linnaalyo litalisuulibwa wansi.”