bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
1 Chronicles 2
1 Chronicles 2
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 3 →
1
Bano be batabani ba Yisirayeli: Rewubeeni, Simyoni, Leevi ne Yuda, Yissakaari ne Zebbulooni,
2
Daani, Yosefu ne Benyamiini. Nafutaali, Gaadi, ne Aseri.
3
Batabani ba Yuda: Eri, ne Onani ne Seela. Abasatu abo nnyaabwe yali Suuwa Omukanaani. Omuggulanda we Eri, yali muntu mubi. Mukama n'amutta.
4
Batabani ba Yuda abalala be bano: Pereezi ne Zera. Abo yabazaala mu Tamari, mukaamwana we. Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano.
5
Batabani ba Pereezi: Hezirooni ne Hamuli.
6
Batabani ba Zera be bano: Zimuri ne Etani, ne Heemaani, ne Kalukoli, ne Daara, bonna bataano.
7
Mutabani wa Karumi yali Akaari, eyaleetera Abayisirayeli omutawaana bwe yasobya ebintu ebyali biwongeddwa Katonda.
8
Mutabani wa Etani: Azariya.
9
Batabani ba Hezirooni be bano: Yerameeli, Raamu, ne Kelubaayi.
10
Raamu yazaala Amminadabu, Amminadabu n'azaala Nahusooni, omukulembeze w'ab'Ekika kya Yuda.
11
Nahusooni yazaala Saluma; Saluma n'azaala Bowaazi;
12
Bowaazi n'azaala Obedi; Obedi n'azaala Yesse.
13
Yesse yazaala abaana ab'obulenzi musanvu: Eliyaabu ye muggulanda, Abinadabu ye wookubiri, Simeeya ye wookusatu,
14
Netaneeli ye wookuna, Raddayi ye wookutaano,
15
Ozemu ye w'omukaaga, Dawudi ye w'omusanvu,
16
ne bannyinaabwe: Zeruyiya ne Abigayili. Zeruyiya yazaala abalenzi basatu: Abisaayi, Yowaabu, ne Asaheeli.
17
Abigayili yazaala Amasa. Kitaawe wa Amasa yali Yeteri Omuyisimayeli.
18
Kalebu mutabani wa Hezirooni yazaala omuwala Yeriyooti, mu mukazi we Azuba. Era bano be balenzi Azuba be yazaala: Yeeseri, Sobabu, ne Arudooni.
19
Azuba bwe yafa, Kalebu n'awasa Efuraati eyamuzaalira Huuri,
20
Huuri n'azaala Wuuri, ate Wuuri n'azaala Bezaleeli.
21
Hezirooni bwe yaweza emyaka nkaaga, n'awasa muwala wa Makiri kitaawe wa Gileyaadi. Ne bazaala Segubu,
22
Segubu n'azaala Yayiiri eyali nnannyini bibuga amakumi abiri mu bisatu mu kitundu ky'e Gileyaadi.
23
Obwakabaka bw'e Gesuri ne Araamu ne bubanyagako Ebibuga bya Yayiiri, ne Kenaati, n'ebyalo ebikyetoolodde, byonna awamu ebibuga nkaaga. Abo bonna abaali eyo be basibuka mu Makiri, kitaawe wa Gileyaadi.
24
Awo Hezirooni ng'amaze okufiira mu Kalebu-Efuraati, nnamwandu we Abiya n'amuzaalira Asuhuuri kitaawe wa Tekowa.
25
Batabani ba Yerameeli omuggulanda wa Hezirooni be bano: Raamu omuggulanda, ne Buuna, ne Oreri, ne Ozemu, ne Ahiya.
26
Yerameeli yalina omukazi omulala, erinnya lye Ataara. Oyo ye yali nnyina Onamu.
27
Batabani ba Raamu, omuggulanda wa Yerameeli: Maagi, ne Yamuni, ne Ekeri.
28
Batabani ba Onamu baali Sammayi ne Yaada. Batabani ba Sammayi: Nadaaba ne Abisuuri.
29
Muka Abisuuri erinnya lye Abihayili, yamuzaalira Abani ne Molidi.
30
Ne batabani ba Nadabu: Seledi ne Appayiimu. Kyokka Seledi yafa tazadde baana.
31
Mutabani wa Appayiimu yali Yiisi, ate mutabani wa Yiisi yali Sesani, ne mutabani wa Sesani yali Alayi.
32
Batabani ba Yaada muganda wa Sammayi: Yeteri, ne Yonataani. Yeteri yafa tazadde baana.
33
Batabani ba Yonataani: Peleti ne Zaaza. Abo be basibuka mu Yerameeli.
34
Sesani teyazaala baana ba bulenzi wabula ba buwala bokka. Sesani oyo yalina omuddu Omumisiri erinnya lye Yara.
35
Sesani n'addira muwala we n'amuwa Yara omuddu we amuwase, omuwala oyo n'amuzaalira Attayi.
36
Attayi n'azaala Natani, Natani n'azaala Zabadi,
37
Zabadi n'azaala Efulaali, Efulaali n'azaala Obedi.
38
Obedi n'azaala Yeehu, Yeehu n'azaala Azariya,
39
Azariya n'azaala Helezi, Helezi n'azaala Eleyaasa,
40
Eleyaasa n'azaala Sisumaayi, Sisumaayi n'azaala Sallumu,
41
Sallumu n'azaala Yekamiya, Yekamiya n'azaala Elisaama.
42
Batabani ba Kalebu muganda wa Yerameeli be bano: Meesa omuggulanda we, eyazaala Ziifu, Ziifu n'azaala Maresa, Maresa n'azaala Heburooni.
43
Batabani ba Heburooni: Koora, ne Tappuwa, ne Rekemu, ne Sema.
44
Sema yazaala Rehamu kitaawe wa Yorukeyamu, ate Rekemu n'azaala Sammayi.
45
Mutabani wa Sammayi yali Mawoni. Mawoni oyo ye kitaawe wa Betizuuri.
46
Kalebu yalina omukazi omulala, erinnya lye Efa, eyazaala Harani ne Moza ne Gazeezi, Harani n'azaala Gazeezi.
47
Batabani ba Yahudaayi baali Regemu ne Yotamu, ne Gesani, ne Peleti, ne Efa, ne Saafu.
48
Maaka omukazi omulala owa Kalebu, n'azaala Seberi ne Tiruhaana.
49
Era yazaala ne Saafu kitaawe wa Madimenna, n'azaala ne Seva kitaawe wa Makubeena era kitaawe wa Gibeya. Muwala wa Kalebu yali Akusa.
50
Bano era be batabani ba Kalebu: Huuri ye muggulanda we mu mukazi we Efuraati. Huuri yazaala Sobali kitaawe wa Kiriyati Yeyariimu.
51
Saluma mutabani we owookubiri ye kitaawe wa Betilehemu. Hareefu mutabani we owookusatu ye kitaawe wa Betigadeeri.
52
Sobali kitaawe wa Kiriyati Yeyariimu ye jjajja wa Harowe, asibukamu ekimu ekyokubiri eky'Abamenuhoti.
53
Ebika by'Abakiriyaatiyeyariimu byali: Abayituri, n'Abapuuti, n'Abasumati, n'Abamisuraayi. Mu abo mwe mwava Abazorati, n'Abesutawooli.
54
Batabani ba Saluma: Betilehemu n'Abanetafa, Atarooti-Beeti-Yowaabu, n'ekimu ekyokubiri eky'Abamanahuti, be Bazaruti.
55
Ebika by'abawandiisi abaabeeranga e Yabezi: Abatiruwaati, Abasimeyaati, n'Abasukati. Abo be Bakenimu abaava e Hemati era be bavaamu ab'oluggya lwa Rehabu.
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 3 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29