bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
1 Chronicles 8
1 Chronicles 8
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
1
Benyamiini yazaala Bela, ye muggulanda we, owookubiri Asubeeli, owookusatu Ahura,
2
owookuna Nooha, owookutaano Raama.
3
Bela yazaala Addari, ne Geera, ne Abihuudi,
4
ne Abisuuwa, ne Naamani, ne Ahoowa,
5
ne Gera, ne Sefufaani, ne Huramu.
6
Bano be basibuka mu Ehudi, abakulu b'ennyumba za bajjajja b'abantu b'e Geba era abawaŋŋangusirizibwa e Manohati:
7
Naamani, ne Ahiya ne Gera eyabawaŋŋangusa era oyo ye kitaawe wa Wuzza ne Ahihudi.
8
Saharayiimu yazaala abaana ab'obulenzi bwe yamala okugoba abakazi be Husimu ne Baara.
9
N'awasa Hodesi ne bazaala Yobabu, ne Zibiya ne Meesa, ne Malukaamu,
10
ne Yewuzi, ne Saakiya, ne Miruma. Bonna abo be baali batabani be, abaafuuka abakulu b'ennyumba za bajjajjaabwe.
11
Ne mukazi we Husimu yali azaddemu Abituubu ne Elupaali.
12
Batabani ba Elupaali: Eberi, ne Misaamu, ne Samedi. Samedi oyo ye yazimba ebibuga Ono ne Loodi n'obubuga obubyetoolodde,
13
Beriya ne Sema be baali abakulu b'ennyumba za bajjajja b'abantu b'e Ayiyalooni. Abo baagenda e Gaati ne bagobayo abatuuze baayo.
14
Mu basibuka mu Beriya, mwe mwali Ahiyo, Sasaki, ne Yeremooti,
15
ne Zebadiya, ne Araadi, ne Aderi,
16
ne Mikayeli, ne Yisupa, ne Yoha.
17
Batabani ba Elupaali: Zebadiya, ne Mesullamu, ne Heziki, ne Heberi,
18
ne Yisumeraaya, ne Yizuliya, ne Yobabu.
19
Yakimu, ne Zikuri, ne Zabudi,
20
ne Eliyenayi, ne Zilutaayi, ne Eliyeeli,
21
ne Adaaya, ne Beraaya, ne Simuraati, baali batabani ba Simeeyi.
22
Yisupa, ne Heberi, ne Eliyeeli,
23
ne Abudooni, ne Zikuri, ne Hanani,
24
ne Hananiya, ne Elamu, ne Anutotiya,
25
ne Yifudeya, ne Penweli, batabani ba Sasaki.
26
Samuserayi, ne Sehariya, ne Ataliya,
27
ne Yaaresiya, ne Eliya, ne Zikuri, bonna basibuka mu Yerohaamu.
28
Abo be baali abakulu b'ennyumba za bajjajjaabwe, ng'emirembe bwe gyagenda giddiriŋŋana, era baabeeranga mu Yerusaalemu.
29
Kitaawe wa Gibiyoni yabeeranga Gibiyoni, era mukazi we yali ayitibwa Maaka.
30
Batabani be baali Abudooni omuggulanda, ne Zuuri, ne Kiisi, ne Baali, ne Naadabu,
31
ne Gedori, ne Ahiyo, ne Zekeri,
32
ne Mikilooti kitaawe wa Simeeya. Abo nabo baabeeranga mu Yerusaalemu wamu ne baganda baabwe, okumpi n'ab'eŋŋanda zaabwe abalala.
33
Neeri yazaala Kiisi, Kiisi n'azaala Sawulo, Sawulo n'azaala Yonataani, ne Malukisuwa, ne Abinadabu, ne Esubaali.
34
Mutabani wa Yonataani yali Meribbaali, Meribbaali yazaala Mikka.
35
Batabani ba Mikka: Pitoni, ne Meleki, ne Tareya, ne Ahazi.
36
Ahazi yazaala Yehoyaada, Yehoyaada n'azaala Alemeti, ne Azumaveti, ne Zimuri, Zimuri n'azaala Moza,
37
Moza n'azaala Bineya, Bineya n'azaala Raafa, Raafa n'azaala Eleyaasa, Eleyaasa n'azaala Azeli.
38
Azeeli yazaala abaana ab'obulenzi mukaaga, era amannya gaabwe ge gano: Azurikaamu, ne Bokeru, ne Yisimayeli, ne Seyariya, ne Obadiya, ne Hanani. Abo bonna baali batabani ba Azeli.
39
Batabani ba Eseki muganda wa Azeli be bano: omuggulanda yali Wulamu, owookubiri Yewusi, owookusatu Elifeleti.
40
Batabani ba Wulamu baali basajja ba maanyi abazira, abakugu mu kulasa obusaale. Baalina abaana n'abazzukulu bangi, bonna awamu kikumi mu ataano. Abo bonna baali ba mu Kika kya Benyamiini.
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29