bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
1 Chronicles 3
1 Chronicles 3
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
1
Bano be baana ba Dawudi be yazaala ng'ali e Heburooni: Amunooni omuggulanda, nnyina ye Ahinowamu Omuyezireeli; owookubiri Daniyeli, nnyina ye Abigayili Omukarumeeli;
2
owookusatu Abusaalomu, nnyina ye Maaka muwala wa Kabaka Talumayi ow'e Gesuri; owookuna Adoniya, nnyina ye Haggiiti;
3
owookutaano Sefatiya, nnyina ye Abitaali; ow'omukaaga Yitireyaamu, nnyina ye Egula.
4
Abo omukaaga yabazaala ali Heburooni. N'afugira eyo emyaka musanvu n'emyezi mukaaga. Yafugira mu Yerusaalemu emyaka amakumi asatu mu esatu.
5
Bano be yazaalira e Yerusaalemu: Simeeya, Sobabu, Natani, ne Solomooni. Abana abo nnyaabwe yali Batisuwa muwala wa Ammiyeeli.
6
N'abalala mwenda: Yibuha, Elisaama, Elifeleti,
7
Nooga, Nefegi, Yafiya,
8
Elisaama, Eliyaada, ne Elifeleti.
9
Dawudi era yalina abaana ab'obulenzi mu bakazi abalala, era n'omwana ow'obuwala Tamari.
10
Solomooni yazaala Rehobowaamu, Rehobowaamu n'azaala Abiya, Abiya n'azaala Asa, Asa n'azaala Yehosafaati,
11
Yehosafaati n'azaala Yoraamu, Yoraamu n'azaala Ahaaziya, Ahaaziya n'azaala Yowaasi,
12
Yowaasi n'azaala Amaziya, Amaziya n'azaala Azariya, Azariya n'azaala Yotamu,
13
Yotamu n'azaala Ahazi, Ahazi n'azaala Heezeekiya, Heezeekiya n'azaala Manasse,
14
Manasse n'azaala Amoni, Amoni n'azaala Yosiya.
15
Batabani ba Yosiya: omuggulanda ye Yohanaani, owookubiri Yehoyakiimu, owookusatu Zeddeekiya, owookuna Sallumu.
16
Batabani ba Yehoyakiimu: Yekoniya ne Zeddeekiya.
17
Bano be batabani ba Yekoniya eyatwalibwa e Babilooni nga musibe: Seyalutiyeli,
18
Malukiraamu, Pedaaya, Senazzari, Yekamiya, Hosaama ne Nedabiya.
19
Batabani ba Pedaaya: Zerubabbeeli ne Simeeyi. Batabani ba Zerubabbeeli: Mesullamu, Hananiya, ne Selomiti mwannyinaabwe,
20
n'abalala bataano: Hasuba, ne Oheli, ne Berekiya, ne Hasadiya, ne Yusabu Hesedi.
21
Batabani ba Hananiya: Pelatiya ne Yesaaya. Yesaaya yazaala Refaaya, Refaaya n'azaala Arunaani, Arunaani n'azaala Obadiya, Obadiya n'azaala Sekaniya.
22
Sekaniya yasibukamu abaana ab'obulenzi mukaaga: mutabani we Semaaya, ne batabani ba Semaaya oyo: Hattusi ne Yiguyaali, ne Baariya, ne Neyariya, ne Saafati.
23
Batabani ba Neyariya baali basatu: Eliyowenayi, ne Heezeekiya, ne Azirikaamu.
24
Batabani ba Eliyowenayi baali musanvu: Hoodaviya, ne Eliyasibu, ne Pelaaya, ne Akkubu, ne Yohanaani, ne Delaaya, ne Anaani.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29