bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Exodus 24
Exodus 24
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 25 →
1
Mukama n'agamba Musa nti, “Linnya ku lusozi n'abakadde ensanvu (70) aba Isiraeri, munsinze nga mukyali walako, nga temunnatuuka gyendi.
2
Ggwe wekka Musa, ggw'oba onsemberera; naye bali baleme okusembera, era n'abantu baleme okwambuka awamu naawe.”
3
Musa n'ajja n'agamba abantu ebigambo byonna ebya Mukama, n'amateeka gonna; abantu bonna ne baddamu n'eddoboozi limu, ne boogera nti, “Ebigambo byonna Mukama by'ayogedde tulibikola.”
4
Musa n'awandiika ebigambo byonna ebya Mukama, n'agolokoka enkya mu makya, n'azimba ekyoto wansi w'olusozi, n'empagi kkumi na bbiri (12), ng'ebika ekkumi n'ebibiri (12) ebya Isiraeri bwe biri.
5
N'atuma abavubuka ab'abaana ba Isiraeri, ne bawaayo ebiweebwayo eby'okebwa, n'ente ng'ekiweebwayo eky'emirembe eri Mukama.
6
Musa n'atwala ekitundu ky'omusaayi, n'akifuka mu bibya; n'ekitundu ekirala eky'omusaayi, n'akimansira ku kyoto.
7
N'atoola ekitabo eky'endagaano, n'akisomera abantu; ne boogera nti, “Byonna Mukama by'ayogedde tunaabikolanga era tunaabigonderanga.”
8
Musa n'atoola omusaayi, n'agumansira ku bantu, n'ayogera nti, “Laba omusaayi ogw'endagaano, Mukama gy'alagaanye nammwe mu bigambo bino byonna.”
9
Musa n'alyoka alinnya olusozi ng'ali ne Alooni, Nadabu, Abiku, n'abakadde ensanvu (70) aba Isiraeri;
10
ne balaba Katonda wa Isiraeri; ne wansi w'ebigere bye ne waba ng'omulimu ogw'amayinja amaaliire aga safiro, agafaanana ng'eggulu lyennyini okutangaala.
11
Katonda n'atakola kabi ku bakulembeze abo aba Isiraeri abaalaba Katonda; ne balya era ne banywa.
12
Mukama n'agamba Musa nti, “Linnya ku lusozi gye ndi, obeereyo; nange ndikuwa ebipande by'amayinja, okuli amateeka n'ebiragiro, bye mpandiise, obiyigirize abantu.”
13
Musa n'agolokola ne Yoswa omuweereza we; Musa n'alinnya ku lusozi lwa Katonda.
14
Musa n'agamba abakadde nti, “Mutulindirire wano, okutuusa lwe tunaakomawo. Alooni ne Kuuli, bo basigale nammwe; buli alina ensonga yonna, agende gyebali.”
15
Musa n'alinnya ku lusozi, ekire ne kibikka olusozi.
16
Ekitiibwa kya Mukama ne kibeera ku lusozi Sinaayi, ekire ne kirubikkira ennaku mukaaga; ku lunaku olw'omusanvu Mukama n'ayita Musa ng'ayima wakati mu kire.
17
Ekifaananyi ky'ekitiibwa kya Mukama ne kiba ng'omuliro ogwaka ku ntikko y'olusozi mu maaso g'abaana ba Isiraeri.
18
Musa n'ayingira wakati mu kire ku lusozi, n'amalayo ennaku ana, emisana n'ekiro.
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 25 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40