bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Proverbs 19
Proverbs 19
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 20 →
1
Omwavu atambulira mu butayonoona bwe Akira omulimba era omusiru.
2
Si kirungi obutamala kulowooza; N'oyo ayanguwa ennyo ng'atambula abula.
3
Obusirusiru bw'omuntu bwe bumuleetera emitawaana; Ate anyiigira Mukama.
4
Obugagga buleetera omuntu emikwano mingi; Naye omwavu ne gy'alina gimwabulira.
5
Omujulirwa ow'obulimba talirema kubonerezebwa; N'omulimba talibaako wawonera.
6
Bangi abagala okuganza omugabi, Era buli muntu aba mukwano gw'oyo awa ebirabo.
7
Omwavu baganda be bonna bamukyawa: Mikwano gye tebasinga nnyo kumwewala! Akanda kubakoowoola, naye bo nga tebadda.
8
Afuna amagezi yeeyagaliza ekirungi, Anyweza okutegeera aliraba ebirungi
9
Omujulirwa ow'obulimba talirema kubonerezebwa; N'oyo alimba alizikirira.
10
Okwejalabya tekusaanira musiru; Era n'omuddu tasaanidde kufuga balangira.
11
Okufumiitiriza okw'amagezi, kulwisaawo omuntu okusunguwala; Era okusonyiwa ekisobye kye kitiibwa kye.
12
Obusungu bwa kabaka buli ng'okuwuluguma kw'empologoma; Naye okwagala kwe kuli ng'omusulo ogunnyikiza omuddo.
13
Omwana omusirusiru nnaku za kitaawe: N'okuyomba kw'omukazi ye nkuba etonnya olutata.
14
Ennyumba n'obugagga bwe busika obuva eri bakitaabwe: Naye omukazi omutegeevu ava eri Mukama.
15
Omugayaavu yeebaka otulo tungi; N'omuntu atakola mulimu alirumwa enjala.
16
Akuuma ekiragiro aliba n'emirembe, Naye atabissaako mwoyo alifa.
17
Awa omwavu awola Mukama, Era Mukama alimusasula olw'ekikolwa kye ekirungi.
18
Kangavvulanga omwana wo, nga wakyaliwo essuubi; So tomuleka kuzikirira.
19
Omuntu ow'ekiruyi ekingi aliriwa: Kubanga bw'olimuwonya kirikugwanira okukola bw'otyo nate omulundi ogwokubiri.
20
Sangayo omwoyo eri okubuulirirwa, okkirizenga okuyigirizibwa, Olwo lw'olibeera n'amagezi gye bujja.
21
Omuntu ateekateeka bingi mu mutima gwe okukola; Naye Mukama by'ayagala, bye bituukirira.
22
Omuntu ekimwagaza kisa kye: N'omwavu akira omulimba.
23
Okutya Mukama kuleeta bulamu: N'oyo ali nakwo anaabeereranga awo nga kumumala; Talijjirwa bubi.
24
Omugayaavu akoza emmere mu nva, N'alemwa okugissa mu kamwa.
25
Bonereza omunyoomi, atalina magezi ayige. Era buulirira alina okutegeera, Naye aneeyongera okutegeera.
26
Anyaga kitaawe n'agoba nnyina, Ye mwana akwasa ensonyi era aleeta ekivume.
27
Mwana wange, lekanga okuwulira okuyigirizibwa, Okuleeta okukyama obukyami n'ova mu kumanya.
28
Omujulirwa ow'obulimba anyooma obwenkanya, N'abantu ababi, bawoomerwa okukola ebibi.
29
Abanyoomi tebaliremwa kusingibwa musango; N'abasiru tebaliremwa kubonerezebwa.
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 20 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31