bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Proverbs 9
Proverbs 9
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 10 →
1
Amagezi gazimbye ennyumba yaago, Gasimbye empagi zaago musanvu:
2
Gasse ensolo zaago; gatabudde omwenge gwago; Era gategese ekijjulo.
3
Gasindise abawala baago, boogerera waggulu Mu bifo eby'omu kibuga ebisinga obugulumivu,
4
Nti, “Buli atalina magezi ayingire muno.” Nooyo atalina kutegeera gamugamba nti,
5
“Jjangu olye ku mmere yange, Era onywe ku mwenge gwe ntabudde.
6
Lekanga abo abatalina magezi, obeerenga omulamu.” Era tambuliranga mu kkubo ery'okutegeera.
7
Anenya omukudaazi yeeswaza: N'oyo abuulirira omubi yeerumya yekka.
8
Tobuuliriranga mukudaazi aleme okukukyawa: Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.
9
Yigirizanga ow'amagezi, aneeyongeranga okuba n'amagezi: Yigirizanga omutuukirivu, aneeyongeranga okuyiga.
10
Mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera: N'okumanya oyo Omutukuvu kwe kutegeera.
11
Kubanga ku bwange ennaku zo ziryongerwako, N'emyaka egy'obulamu bwo girisukkirizibwa.
12
Bw'oba n'amagezi, amagezi go ga kuyamba, Naye bw'onyooma amagezi weerumya wekka.
13
Omukazi omusirisiru aleekaana; Talina magezi, so taliiko ky'amanyi.
14
Era atuula ku mulyango gw'ennyumba ye, Ku ntebe mu bifo eby'omu kibuga ebigulumivu,
15
Okuyita abo abayitawo, Abali ku ngendo zaabwe,
16
Nti, “Buli atalina magezi ajje wano.” N'oyo atalina kutegeera amugamba nti,
17
“Amazzi amabbe ge gawooma, N'emmere eriirwa mu nkukutu, ye esanyusa.”
18
Naye tamanyi ng'abafu bali eyo, Nga n'abagenyi be, bali magombe.
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 10 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31