bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
1 Chronicles 25
1 Chronicles 25
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 24
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 26 →
1
Dawudi n'abakulira eby'okusinza ne balonda batabani ba Asafu n'aba Kemani n'aba Yedusuni, ab'okulangiriranga obubaka bwa Mukama nga bayimbira ku nnanga, n'entongooli, n'ebitaasa: omuwendo gwabo abaakola omulimu ng'okuweereza kwabwe bwe kwali gwali bwe guti:
2
ku batabani ba Asafu; Zakkuli ne Yusufu ne Nesaniya ne Asalera. Asafu ye yakulemberanga batabani be abo, ne balangiriranga obubaka bwa Mukama nga bayimba, nga kabaka alagidde.
3
Ku ba Yedusuni; batabani be omukaaga be bano: Gedaliya ne Zeri ne Yesaya ne Simeeyi ne Kasabiya ne Mattisiya; nga bakulemberwa kitaabwe Yedusuni baalangiriranga obubaka bwa Mukama nga balina ennanga, baalagulanga nga beebaza era nga batendereza Mukama.
4
Ku ba Kemani; batabani be: Kemani; Bukkiya, Mattaniya, Wuziyeeri, Sebuweri, ne Yerimoosi, Kananiya, Kanani, Eriyaasa, Giddaluti, ne Lomamutyezeri, Yosubekasa, Mallosi, Kosiri, Makaziyoosi:
5
abo bonna baali batabani ba Kemani omulabi wa kabaka mu bigambo bya Katonda, eyayimusanga ejjembe lye. Katonda n'awa Kemani abaana ab'obulenzi kkumi na bana n'ab'obuwala basatu.
6
Abo bonna baakulemberwanga bakitaabwe, okuyimbiranga mu nnyumba ya Mukama, n'ebitaasa, n'entongooli, n'ennanga, n'okuweerezanga okw'omu nnyumba ya Katonda; nga kabaka bwe yabanga alagidde Asafu, Yedusuni, ne Kemani.
7
N'omuwendo gwabo wamu ne baganda baabwe abaayigirizibwa okuyimbira Mukama, bonna abalina amagezi, gwali bibiri mu kinaana mu munaana (288).
8
Bonna abakulu n'abato, abakugu n'abayiga, bakubirwanga obululu kyenkanyi okulondebwa ab'okuweebwanga emirimu.
9
Awo akalulu ak'olubereberye, ku ba Asafu kaalonda Yusufu; ak'okubiri kaalonda Gedaliya, ye ne baganda be ne batabani be baali kkumi na babiri,
10
ak'okusatu kaalonda Zakkuli, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
11
Ak'okuna kaalonda Izuli, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
12
Ak'okutaano kaalonda Nesaniya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
13
Ak'omukaaga kaalonda Bukkiya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
14
Ak'omusanvu kaalonda Yesalera, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
15
Ak'omunaana kaalonda Yesaya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
16
Ak'omwenda kaalonda Mattaniya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
17
Ak'ekkumi ne kalonda Simeeyi, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
18
Ak'ekkumi n'akamu ne kalonda Azaleeri, ne batabani be ne baganda be kkumi na babiri.
19
Ak'ekkumi n'obubiri ne kalonda Kasabiya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
20
Ak'ekkumi n'obusatu, ne kalonda Subayeri, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
21
Ak'ekkumi n'obuna ne kalonda Mattisiya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
22
Ak'ekkumi n'obutaano ne kalonda Yeremoosi, batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
23
Ak'ekkumi n'omukaaga ne kalonda Kananiya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
24
Ak'ekkumi n'omusanvu ne kalonda Yosubekasa, batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
25
Ak'ekkumi n'omunaana ne kalonda Kanani, ne batabani be ne baganda be kkumi na babiri.
26
Ak'ekkumi n'omwenda ne kalonda Mallosi, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
27
Ak'abiri ne kalonda Eriyaasa, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
28
Ak'abiri mwaakamu ne kalonda Kosiri, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
29
Ak'abiri mw'obubiri ne kalonda Giddaluti, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
30
Ak'abiri mw'obusatu ne kalonda Makaziyoosi, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
31
Ak'abiri mw'obuna ne kalonda Lomamutyezeri, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
← Chapter 24
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 26 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29