bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
1 Chronicles 3
1 Chronicles 3
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
1
Bano be baana ba Dawudi beyazaalira e Kebbulooni nga bwe baddiriŋŋana: Amunoni omubereberye, omwana wa Akinoamu Omuyezuleeri; Danyeri ow'okubiri, omwana wa Abbigayiri Omukalumeeri;
2
Abusaalomu ow'okusatu, omwana wa Maaka muwala wa Talumayi kabaka w'e Gesuli; Adoniya ow'okuna, omwana wa Kaggisi;
3
Sefatiya ow'okutaano, omwana wa Abitali; Isuleyamu ow'omukaga, gwe yazaala mu Eggulaasi mukazi we.
4
Be baana mukaaga beyazaalira e Kebbulooni; gye yafugira emyaka musanvu ne myezi mukaaga. Era yafugira e Yerusaalemi emyaka asatu mu esatu (33).
5
Mu Yerusaalemi yazalirayo abaana bana mu Basuseba muwala wa Ammiyeri be bano: Simeeya, Sobabu, Nasani ne Sulemaani.
6
N'abalala mwenda be bano: Ibukali, Erisaama, Erifereti;
7
Noga, Nefegi, Yafiya;
8
Erisaama, Eriyada ne Erifereti.
9
Dawudi era yalina abaana ab'obulenzi mu bakazi abalala; ne mwannyinaabwe Tamali.
10
Sulemaani yazaala Lekobowaamu, Lekobowaamu n'azaala Abiya, Abiya n'azaala Asa, Asa n'azaala Yekosafaati.
11
Yekosafaati n'azaala Yolaamu, Yolaamu n'azaala Akaziya, Akaziya n'azaala Yowaasi;
12
Yowaasi n'azaala Amaziya, Amaziya n'azaala Azaliya, Azaliya n'azaala Yosamu;
13
Yosamu n'azaala Akazi, Akazi n'azaala Keezeekiya, Keezeekiya n'azaala Manase;
14
Manase n'azaala Amoni, Amoni n'azaala Yosiya.
15
Batabani ba Yosiya: omubereberye ye Yokanani, ow'okubiri Yekoyakimu, ow'okusatu Zeddekiya, ow'okuna Sallumu.
16
Batabani ba Yekoyakimu: Yekoniya ne Zeddekiya.
17
Bano be batabani ba Yekoniya eyatwalibwa e Babbulooni nga musibe: Seyalutyeri,
18
Malukiramu, Pedaya, Senazzali, Yekamiya, Kosama ne Nedabiya.
19
Batabani ba Pedaya: Zerubbaberi ne Simeeyi. Batabani ba Zerubbaberi: Mesullamu, Kananiya ne Seromisi mwannyinaabwe,
20
n'abalala bataano: Kasuba ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya, ne Yusabukesedi.
21
Batabani ba Kananiya: Peratiya ne Yesukaya. Yesukaya yazaala Lefaya, Lefaya n'azaala Alunani, Alunani n'azaala Obadiya, Obadiya n'azaala Sekaniya.
22
Sekaniya yasibukamu abaana ab'obulenzi mukaaga: mutabani we Semaaya, ne batabani ba Semaaya oyo: Kattusi ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati.
23
Batabani ba Neyaliya baali basatu: Eriwenayi, ne Kizukiya, ne Azulikamu.
24
Batabani ba Eriwenayi baali musanvu: Kodaviya ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanani, ne Deraya, ne Anani.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29