bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
1 Chronicles 8
1 Chronicles 8
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
1
Batabani ba Benyamini be yazaala abataano nga bwebaddiŋŋanako be bano: Bera, Asuberi, Akala;
2
Noka ne Lafa.
3
Batabani ba Bera be bano: Addali, Gera, Abikudi;
4
Abisuwa, Naamani, Akowa;
5
Gera, Sefufani ne Kulamu.
6
Batabani ba Ekudi be baali abakulu b'ennyumba z'abantu abali e Geba be batwala e Manakasi nga basibe.
7
Ne Naamani ne Akiya ne Gera n'abatwala nga basibe; n'azaala Uzza ne Akikudi.
8
Sakalayimu yazaala abaana ab'obulenzi bwe yamala okugoba abakazi be Kusimu ne Baala.
9
N'awasa Kodesi ne bazaala Yobabu, ne Zibiya, ne Mesa, ne Malukamu;
10
ne Yewuzi, ne Sakiya, ne Miruma. Abo be baali abakulu b'ennyumba zabwe mu kika kyabwe.
11
Kusimu yali azaalidde Sakalayi mu abaana Abitubu ne Erupaali.
12
Batabani ba Erupaali bali basatu be bano: Eberi, Misamu ne Semedi. Semedi ye yazimba ebibuga Ono ne Loodi n'obubuga obubyetoolodde.
13
Beriya ne Sema be baali abakulu b'ennyumba za bajjajja b'abantu b'e Ayalooni. Abo baagenda e Gaasi ne bagobayo abatuuze baayo.
14
Mu basibuka mu Beriya, mwe mwali Akiyo, Sasaki, ne Yeremoosi,
15
ne Zebadiya, ne Aladi, ne Ederi,
16
ne Mikayiri, ne Isupa, ne Yoka.
17
Batabani ba Erupaali: Zebadiya, ne Mesullamu, ne Kizuki, ne Keberi.
18
ne Isumerayi, ne Izuliya, ne Yobabu, batabani ba Erupaali;
19
Yakimu, ne Zikuli, ne Zabudi,
20
ne Eryenayi, ne Ziresayi, ne Eryeri,
21
ne Adaaya, ne Beraya, ne Simulasi baali batabani ba Simeeyi.
22
Isupani, ne Eberi, ne Eryeri,
23
ne Abudoni, ne Zikuli, ne Kanani,
24
ne Kananiya, ne Eramu, ne Anusosiya,
25
ne Ifudeya, ne Penueri, batabani ba Sasaki.
26
Samuserayi, ne Sekaliya, ne Asaliya,
27
ne Yaalesiya, ne Eriya, ne Zikuli, bonna basibuka mu Yerokamu.
28
Abo be baali abakulu b'ennyumba zabwe mu kika kyabwe, ng'emirembe bwe gy'agenda giddiriŋŋana era baabeeranga mu Yerusaalemi.
29
Kitaawe wa Gibyoni yabeeranga Gibyoni, era mukazi we yali ayitibwa Maaka.
30
Batabani be baali Abudoni omubereberye, ne Zuuli, ne Kiisi, ne Baali, ne Nadabu,
31
ne Gedoli, ne Akiyo, ne Zekeeri,
32
ne Mikuloosi kitaawe wa Simeeya. Abo nabo baabeeranga mu Yerusaalemi wamu ne baganda baabwe, okumpi n'ab'eŋŋanda zaabwe abalala.
33
Neeri n'azaala Kiisi; Kiisi n'azaala Sawulo; Sawulo n'azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadaabu, ne Esubaali.
34
Era Meribubaali ye yali mutabani wa Yonasaani; Meribubaali n'azaala Mikka.
35
Ne batabani ba Mikka bali; Pisoni, Mereki, Taleya ne Akazi.
36
Akazi n'azaala Yekoyaada; Yekoyaada n'azaala Alemesi, Azumavesi ne Zimuli; Zimuli n'azaala Moza:
37
ne Moza n'azaala Bineya; Bineya n'azaala Lafa, Lafa n'azaala Ereyasa, Ereyasa n'azaala Azeri:
38
Azeri n'azaala abaana mukaaga be bano; Azulikamu, Bokeru, Isimaeri, Seyaliya, Obadiya ne Kanani.
39
Batabani ba Eseki muganda wa Aseri be bano nga bwe baddiriŋŋana; Ulamu, Yewusi ne Erifereti.
40
Ne batabani ba Ulamu ne baba basajja ab'amaanyi abazira, abalasi, era baalina batabani baabwe bangi, n'abazzukulu, kikumi mu ataano (150). Abo bonna baali ba Benyamini.
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29