bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Chronicles 14
1 Chronicles 14
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 13
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 15 →
1
Kiramu kabaka w'e Tiiro n'atuma ababaka ewa Dawudi ng'aweerezza emiti gy'entolookyo, n'abakugu mu kukomola amayinja, n'ababazzi, bazimbire Dawudi olubiri.
2
Dawudi n'ategeera ng'Omukama amukakasizza ku bwakabaka bwa Yisirayeli, era ng'atutumudde obwakabaka bwe ku lw'abantu be Yisirayeli.
3
Dawudi yawasaayo abakazi abalala mu Yeruzaalemu. Dawudi yazaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
4
Gano ge mannya g'abo ababe abaamuzaalirwa e Yeruzaalemu: Sammuwa, Sobabu, Natani ne Solomoni;
5
Yibukari, Elisuwa ne Elupeleti;
6
Noga, Nefegi, Yafiya,
7
Elisama Beeliyada ne Elifeleti.
8
Abafilisitiini bwe baawulira nti Dawudi bamusiize abeere kabaka wa Yisirayeli yenna, ne bambuka bonna bamunoonye. Dawudi bwe yawulira, n'avaayo abasisinkane.
9
Abafilisitiini bwe bajja, ne balumba mu kiwonvu ky'e Refayimu.
10
Dawudi ne yeebuuza ku Mukama nti: “Nnyambuke eri Abafilisitiini? Onoobampa mu mikono gyange?” Omukama n'agamba nti: “Yambuka, kubanga nzija kukuwa Abafilisitiini mu mikono gyo.”
11
Dawudi ne basajja be n'ajja mu Baali-Perazimu n'abakubira eyo, n'agamba nti: “Ng'amazzi bwe gawaguza, n'Omukama bw'awaguzza mu balabe bange n'omukono gwange.” Ekifo ekyo kwe kuyitibwa Baali-Perazimu.
12
Abafilisitiini baalekayo ebifaananyi bya balubaale baabwe, Dawudi n'alagira ne byokebwa mu muliro.
13
Abafilisitiini era ne baddamu okulumba mu kiwonvu.
14
Dawudi n'addamu okwebuuza ku Mukama, ye n'amwanukula nti: “Toyambuka, wabula beetooloole obalumbire mu maaso g'emiti gya balusaamu.
15
Bw'onoowulira ebigere waggulu mu miti gya balusaamu, awo ng'ovaayo okulumba, kubanga Omukama ajja kubeera ng'akukulembeddemu okukuba eggye ly'Abafilisitiini.”
16
Dawudi n'akola ng'Omukama bwe yali amulagidde, n'akuba eggye ly'Abafilisitiini okubaggya e Gibewoni okutuuka e Gezeri.
17
Ettutumu lya Dawudi ne libuna mu buli nsi; Omukama n'aleetera amawanga okutya ennyo Dawudi.
← Chapter 13
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 15 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29