bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Chronicles 18
1 Chronicles 18
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 17
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 19 →
1
Oluvannyuma, Dawudi yawangula Abafilisitiini n'abafufuggaliza ddala. N'aggya mu mikono gy'Abafilisitiini Gati n'ebyalo ebikyetoolodde.
2
Yawangula Mowabu, Abamowabu ne bafuuka baweereza ba Dawudi ne bawa n'omusolo.
3
Dawudi yalwanyisa ne Adadeezeri kabaka w'e Zoba, okutuuka e Kamati, lwe yali agenze okuzza mu mikono gye ensi y'oku mugga Furaati.
4
Dawudi n'amuwambako ebigaali lukumi n'abeebagazi kasanvu, n'abatabaazi ab'ebigere emitwalo ebiri. Dawudi embalaasi zonna yazisala enteega, n'alekawo kikumi kyokka ez'ebigaali.
5
Abaaramu b'e Damasiko bajja okudduukirira Adadeezeri kabaka w'e Zoba, Dawudi n'atta mu Baaramu abasajja emitwalo ebiri mu enkumi bbiri.
6
Dawudi yassa enkambi z'abatabaazi mu Aramu ekya Damasiko; Abaaramu ne bafuuka baweereza be, ne bawa n'omusolo. Omukama yawanguzanga Dawudi yonna gye yagendanga.
7
Dawudi yatwala engabo eza zaabu ezaalinga n'abagabe ba Adadeezeri, n'azireeta mu Yeruzaalemu.
8
Era Dawudi kabaka n'aggya ekikomo kingi nnyo mu Tibukati ne mu Kuni, ebibuga bya Adadeezeri, Solomoni kye yeeyamba okukola Ennyanja ey'ekikomo, empagi n'ebikozesebwa ebirala eby'ekikomo.
9
Towu kabaka w'e Kamati bwe yawulira nti Dawudi afufuggazza eggye lyonna erya Adadeezeri kabaka w'e Zoba,
10
n'atuma mutabani we Adoramu ewa kabaka Dawudi, amulamuseeko era amukulise okulwanyisa Adadeezeri n'amuwangula, kubanga Adadeezeri yalinga alwanagana ne Towu. Adoramu n'atwala ebintu byonna ebya ffeeza, ebya zaabu n'eby'ekikomo.
11
Nabyo kabaka Dawudi n'abisingira Omukama, okufaanana ne ffeeza ne zaabu bye yali aggye mu mawanga gonna: Edomu ne Mowabu, Abammoni, Abafilisitiini ne Amaleki.
12
Ne Abisayi mutabani wa Zeruya yatta Abeedomu omutwalo gumu mu kanaana mu kiwonvu ky'Omunnyu.
13
Yassa enkambi z'abatabaazi wonna mu Edomu, Abeedomu bonna ne bafuuka baweereza ba Dawudi. Omukama yawanguzanga Dawudi yonna gye yagendanga.
14
Dawudi n'afuga Yisirayeli yonna; era Dawudi yakoleranga abantu be bonna ebikolwa eby'obutuufu n'obutuukirivu.
15
Yowabu mutabani wa Zeruya nga y'aduumira eggye; Yosafati mutabani wa Akiludi nga y'akuuma ebyafaayo;
16
Zadoki mutabani wa Akitubu ne Akimeleki mutabani wa Abiyatari nga be bakabona; Savusa nga ye muwandiisi;
17
Benaaya mutabani wa Yoyada nga y'alabirira Abakereti n'Abapeleti; bo batabani ba Dawudi nga bakungu ku lusegere lwa kabaka.
← Chapter 17
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 19 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29