bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Chronicles 3
1 Chronicles 3
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
1
Bano be batabani ba Dawudi abaamuzaalirwa mu Keburoni: Omuggulanda ye Amunoni owa Akinowamu ow'e Yezureeli; owookubiri ye Danyeli owa Abigayili ow'e Karumeli;
2
owookusatu Abusalomu mutabani wa Maaka, muwala wa Talumayi kabaka w'e Gessuru; owookuna Adoniya mutabani wa Kaggiti;
3
owookutaano Sefatiya azaalibwa Abitali; owoomukaga Yiturewamu azaalibwa mukazi we Egula.
4
Bano omukaaga baazaalirwa Dawudi mu Keburoni gye yafugira nga kabaka emyaka musanvu n'emyezi mukaaga. Dawudi yafugira mu Yeruzaalemu emyaka asatu mu esatu;
5
bano be baamuzaalirwa mu Yeruzaalemu: Simewa, Sobabu, Natani, ne Solomoni; be bana abazaalibwa Batuseba muwala wa Ammyeli;
6
Yibukari, Elisama, Elifeleti,
7
Noga, Nefegi, Yafiya,
8
Elisama, Eliyada ne Elifeleti; gwe mwenda.
9
Bano bonna be batabani ba Dawudi, nga totaddeeko baana b'abasebeyi be. Tamari ye yali mwannyinaabwe.
10
Mutabani wa Solomoni yali Rekobowamu, Abiya mutabani we, Asa mutabani we, Yosafati mutabani we,
11
Yoramu mutabani we, Akaziya mutabani we, Yowasi mutabani we,
12
Amaziya mutabani we, Azariya mutabani we, Yotamu mutabani we,
13
Akazi mutabani we, Kezekiya mutabani we, Manasse mutabani we,
14
Amoni mutabani we, Yosiya mutabani we.
15
Batabani ba Yosiya: Omuggulanda Yokanani; owookubiri Yoyakimu; owookusatu Zedekiya, n'owookuna Sallumu.
16
Abaasikira Yoyakimu: Yoyakini mutabani we ne Zedekiya mutabani we.
17
Batabani ba Yoyakini omusibe: Seyalutyeli mutabani we,
18
Malukiramu, Pedaaya, Senazzari, Yekamiya, Osama ne Nedabiya.
19
Batabani ba Pedaaya: Zerubabbeli ne Simeyi. Batabani ba Zerubabbeli: Mesullamu, Ananiya ne mwannyinaabwe Selomiti.
20
N'abataano abalala: Kasuba, Oweli, Berekiya, Kasadiya, Yusabu-Kesedi.
21
Batabani ba Ananiya: Pelatiya, Yesaaya ne batabani ba Refaaya, n'aba Arunani, n'aba Obadiya, n'aba Sekaniya.
22
Mutabani wa Sekaniya: Semaaya. Batabani ba Semaaya: Kattusi, Yigali, Bariya, Newariya ne Safati; gwe mukaaga.
23
Batabani ba Newariya: Eliyowenayi, Kizukiya ne Azurikamu; be basatu.
24
Batabani ba Eliyowenayi: Odaviya, Eliyasibu, Pelaaya, Akkubu, Yokanani, Delaaya ne Anani; gwe musanvu.
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29