bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Chronicles 8
1 Chronicles 8
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
1
Benyamiini yazaala Bela omuggulanda we, Asubeli owookubiri, Akara owookusatu,
2
Noka owookuna ne Rafa owookutaano.
3
Bano be batabani ba Bela: Addari, Gera, Abiwudi,
4
Abisuwa, Naamani, Akowa,
5
Gera, Sefufani ne Kuramu.
6
Bano be batabani ba Ekudi: be baali abakulu b'ennyumba za bajjajjaabwe, ez'abo abaabeeranga mu Geba, abawaŋŋangusirizibwa e Manakati:
7
Naamani, Akiya, Gera, eyabawaŋŋangusa era eyazaala Wuzza ne Akikudi.
8
Sakarayimu yazaala abaana mu nsi y'e Mowabu ng'amaze okugoba bakazi be Kusimu ne Baara.
9
Mu mukazi we Kodesi yazaala Yobabu, Zibiya, Mesa, Malukamu,
10
Yewuzi, Sakiya ne Miruma. Abo be batabani be; baali bakulu ba nnyumba za bajjajjaabwe.
11
Mu Kusimu yazaala Abitubu ne Elupaali.
12
Batabani ba Elupaali: Eberi, Misamu, Semedi (Semedi yazimba Ono ne Lodi n'ebyalo byakyo),
13
Beriya ne Sema, abaali abakulu b'ennyumba za bajjajjaabwe ez'abo ababeeranga mu Ayiyaloni; baagobamu abatuuze b'omu Gati;
14
ne Akiyo, Sasaki ne Yeremoti.
15
Zebadiya, Aradi, Ederi,
16
Mikayeli, Yisupa ne Yoka, baali batabani ba Beriya.
17
Zebadiya, Mesullamu, Kiziki, Keberi,
18
Yisumerayi, Yizuliya ne Yobabu baali batabani ba Elupaali.
19
Yakimu, Zikuri, Zabudi,
20
Eliyenayi, Zilletayi, Eliyeli,
21
Adaaya, Baraaya ne Simurati baali batabani ba Simeyi.
22
Yisupani, Eberi, Eliyeli,
23
Abudoni, Zikuri, Kanani,
24
Ananiya, Elamu, Anutotiya,
25
Yifudeeya ne Penuweli baali batabani ba Sasaki.
26
Samuserayi, Sekariya, Ataliya,
27
Yaaresiya, Eliya ne Zikuri baali batabani ba Yerokamu.
28
Abo bonna baali bakulu ba nnyumba za bajjajjaabwe, baami, nga bwe baali ku nkalala z'endyo zaabwe; baabeeranga mu Yeruzaalemu.
29
Yeyeli kitaawe wa Gibewoni yabeeranga Gibewoni. Mukazi we ye yali Maaka.
30
Batabani be: Abudoni omuggulanda we, Zuru, Kisi, Baali, Neri, Nadabu,
31
Gedori, Akiyo, Zekeri,
32
ne Mikuloti. Mikuloti yazaala Simewa. Nabo baabeeranga ne baganda baabwe mu Yeruzaalemu mu ddembo.
33
Neri yazaala Kisi; Kisi yazaala Sawulo; Sawulo yazaala Yonatani, Maluki-Suwa, Abinadabu ne Esubaali.
34
Mutabani wa Yonatani: Meribaali; Meribaali yazaala Mika.
35
Batabani ba Mika: Pitoni, Meleki, Tareya ne Akazi.
36
Akazi yazaala Yowadda; Yowadda yazaala Alemeti, Azumaveti ne Zimuri. Zimuri yazaala Moza;
37
Moza yazaala Bineya, Rafa mutabani we, Eleyasa mutabani we, ne Azeli mutabani we.
38
Azeli yalina abaana mukaaga, gano ge mannya gaabwe: Azurikamu, Bokeru, Yisimayeli, Sewariya, Obadiya ne Kanani. Abo bonna be batabani ba Azeli.
39
Batabani ba muganda we Eseki: Wulamu omuggulanda we, Yewusi amuddako ne Elifeleti owookusatu.
40
Batabani ba Wulamu baali batabaazi bazira, nga bamanyi bulungi okulasa akasaale. Baalina abaana bangi n'abazzukulu, bonna awamu kikumi mu ataano. Abo bonna be Babenyamiini.
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29