bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Chronicles 4
1 Chronicles 4
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 5 →
1
Batabani ba Yuda: Perezi, Kezuroni, Karumi, Kuru ne Sobali.
2
Reyaaya mutabani wa Sobali yazaala Yakati; Yakati yazaala Akumayi ne Lawadi. Aggo ge masiga g'Abazora.
3
Bano be batabani ba Etamu: Yezureeli, Yisuma ne Yidubasi; mwannyinaabwe yali ayitibwa Azzeleluponi.
4
Penuweli ye yali kitaawe wa Gedori, Ezeri kitaawe wa Kuusa. Bano be batabani ba Kuru omuggulanda wa Efurata kitaawe wa Beteleemu.
5
Asukuru kitaawe wa Tekowa yalina abakazi babiri: Kela ne Naara.
6
Naara yamuzaalira Akuzzamu, Keferi, Teemini ne Kaakasutari. Abo be batabani ba Naara.
7
Batabani ba Kela: Zereti, Zokari ne Etunani,
8
ne Kozi eyazaala Anubu ne Kazzobeba, n'ab'essiga lya Akarukeli mutabani wa Karumi.
9
Yabezi yali wa kitiibwa okukira baganda be. Nnyina yamutuuma Yabezi ng'agamba nti: “Mmuzadde mu bulumi.”
10
Yabezi yakowoola Katonda wa Yisirayeli nti: “Ayi, nkwegayiridde mpa omukisa! Gaziya ensi yange. Omukono gwo gumbeereko; ntaasa obubenje, omponye okulumwa.” Katonda n'amuwa kye yasaba.
11
Kelubi muganda wa Suka yazaala Mekiri eyazaala Esutoni.
12
Esutoni yazaala Beti-Rafa ne Pasewa. Tekinna yali kitaawe wa Yiri-Nakasi. Bano be basajja b'e Rekabu.
13
Batabani ba Kenazi: Otunyeli ne Seraaya. Batabani ba Otunyeli: Katati ne Mewonotayi.
14
Mewonotayi yazaala Ofura; Seraaya yazaala Yowabu kitaawe wa Ge-Karasimu kubanga baali bakugu mu mirimu gy'emikono.
15
Batabani ba Kalebu mutabani wa Yefunne: Yiru, Ela ne Naami. Mutabani wa Ela: Kenazi.
16
Batabani ba Yalleleli: Zifu, Zifa, Tiriya ne Asareeli.
17
Batabani ba Ezura: Yeteri, Meredi, Eferi ne Yaloni. Yazaala Miriyamu, Sammayi ne Yisuba kitaawe wa Esutemowa.
18
Mukazi we Omuyudaaya yazaala Yaredi kitaawe wa Gedori, Keberi kitaawe wa Soko, Yekutyeli kitaawe wa Zanowa. Bano be batabani ba Bitiya muwala wa Faraawo eyali afumbiddwa Meredi.
19
Batabani ba muka Odiya mwannyina Nakamu: kitaawe wa Keyila Omugaruma, ne Esutemowa Omumaakati.
20
Batabani ba Simoni: Amunoni, Rinna, Beni-Kanaani ne Tiloni. Batabani ba Yisi: Zoketi ne Beni-Zoketi.
21
Batabani ba Sela mutabani wa Yuda: Eri kitaawe wa Leka; Laada kitaawe wa Maresa, n'amasiga g'abalusi b'obufumbo ab'e Beti-Asubewa.
22
Yokimu n'abasajja b'e Kozeba, ne Yowasi, ne Sarafu eyafuga mu Mowabu, ne Yasubi-Lekemu (Bino bivudde mu biwandiiko eby'edda).
23
Baalinga babumbi nga babeera ne kabaka e Netayimu ne Gedera ku mirimu gye.
24
Batabani ba Simewoni: Nemweli, Yamini, Yaribu, Zeraki ne Sawulo.
25
Sallumu mutabani we, Mibusamu mutabani we, ne Misuma mutabani we.
26
Batabani ba Misuma: Kammweli mutabani we, Zakkuri mutabani we, ne Simeyi mutabani we.
27
Simeyi yalina abaana abalenzi kkumi na mukaaga n'abawala mukaaga, naye baganda be tebaalina baana bangi, bwe kityo ekika kyonna kyali tekyaze nga bwe gwali ku bazzukulu ba Yuda.
28
Babeeranga mu Beriseba, Molada, Kazari-Suwali,
29
Biluwa, Ezemu, Toladi,
30
Betweli, Koruma, Zikulagi,
31
Beti-Marukaboti, Kazari-Susimu, Beti-Biri ne Saarayimu. Bino bye byali ebibuga byabwe okutuusa ku bwakabaka bwa Dawudi.
32
Ebibuga byabwe era byali Etamu, Ayini, Rimmoni, Tokeni, Asani; bye bibuga bitaano.
33
Kwaliko n'ebyalo ebyetoolodde ebibuga bino okutuukira ddala e Baalati. Eyo gye baabeeranga. Baakuumanga enkalala z'endyo zaabwe.
34
Mesobabu, Yamuleki, Yosa mutabani wa Amaziya,
35
Yoweli, Yewu mutabani wa Yosibiya, mutabani wa Seraaya, mutabani wa Asiyeli,
36
Eliyowenayi, Yaakoba, Yesokaaya, Asaaya, Adyeli, Yesimyeli, Benaaya,
37
Ziza mutabani wa Sifi, mutabani wa Alloni, mutabani wa Yedaaya, mutabani wa Simuri, mutabani wa Semaaya.
38
Bano amannya gaabwe agawandiikiddwa ku lukalala olwo be baali abakulu b'amasiga gaabwe. Ennyumba za bajjajjaabwe zaayala mu bungi.
39
Nga banoonya ebifo amagana gaabwe mwe ganaaliira, baagendera ddala n'okutuuka ku ndeboolebo za Gedori, n'okudda ebuvanjuba bw'ekiwonvu.
40
Bagguka ku ttale eggimu, eddungi ennyo, aweetadde, awasiriikirivu. Abamu ku Bakaami baali babaddeko wano.
41
Abo amannya gaabwe agawandiikiddwa bajja mu mirembe gya Kezekiya kabaka wa Yuda. Baalumba weema z'Abakaami n'Abamewuni abaali basangiddwayo ne babasaanyizaawo ddala n'okutuusa ku lunaku lwa leero, ne basenga bali we baali, kubanga eyo waaliyo amalundiro olw'amagana gaabwe.
42
Abamu ku Basimewoni, abasajja ebikumi bina, nga bakulembeddwamu Pelatiya, Newariya, Refaaya ne Wuzziyeli, batabani ba Yisi, baazinda ensozi za Seyiri.
43
Batta Abamaleki abaali basigaddewo ku baali badduse, bo ne basenga eyo n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 5 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29