bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
2 Chronicles 19
2 Chronicles 19
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 20 →
1
Yosafati kabaka wa Yuda n'akomawo bulungi ewaabwe mu Yeruzaalemu.
2
Yewu omulabi, mutabani wa Kanani n'ajja okumusisinkana, n'agamba kabaka nti: “Oyamba otya ababi? Oyagala otya abo abatayagala Mukama? Olw'ekyo obusungu bw'Omukama bukujjidde.
3
Kyokka mu ggwe mwasangibwamu ekirungi, kubanga ensi wagimalamu empagi za Asera, n'omutima gwo n'ogussa ku kunoonya Katonda.”
4
Yosafati n'abeera mu Yeruzaalemu. Yaddamu ate okuyitaayita mu bantu okuva e Beeriseba okutuuka mu nsozi ze Efurayimu, n'abazza ew'Omukama Katonda wa bajjajjaabwe.
5
Yassaawo abalamuzi mu bibuga bya Yuda byonna ebiriko ebigo.
6
Yakomereza abalamuzi nti: “Mwekkaanye kye mukola, kubanga okulamula temukukolera muntu wabula Mukama, oyo ali nammwe nga mubadde mulamula.
7
Okutya Omukama kubabeeremu; mulamule na bwegendereza, kubanga Omukama Katonda waffe taliimu butali bwenkanya, kusaliriza na kulya nguzi.”
8
Ne mu Yeruzaalemu Yosafati n'assaamu abamu ku Baleevi ne bakabona n'abakulu mu nnyumba za Yisirayeli eza bajjajjaabwe balamule ku lw'Omukama, era bataawulule n'enkaayana z'abantu b'omu Yeruzaalemu.
9
N'abalagira ng'agamba nti: “Muweereze Omukama mu kutya, mu bwesigwa ate n'omutima ogwemalizza.
10
Ku buli musango gwonna baganda bammwe abali mu bibuga gwe babatuusangako, gubeere gwa kuyiwa musaayi, oba ogw'engeri yonna ey'okumenya etteeka, ekiragiro, ennamula oba empisa, mubabuulirire baleme kuzza musango ew'Omukama, sikulwa ng'obusungu bwe bujja ku mmwe ne ku baganda bammwe; mukolanga mutyo, lwe mutalizza musango.
11
Amariya kabona y'anaabakuliranga mu byonna ebidda ku Mukama; ate Zebadiya mutabani wa Yisimayeli, omukulu w'ekika kya Yuda, y'anaabakuliranga mu byonna ebidda ku kuweereza kabaka; Abaleevi bajja kubeerawo ng'abaami bammwe. Mubeere banywevu mu bye mukola, n'Omukama abeere n'abo abakola ebirungi.”
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 20 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36