bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Ezekiel 35
Ezekiel 35
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 36 →
1
Mukama era n'ayogera nange, n'aŋŋamba nti: 1:11-12; Ob 1-14; Mal 1:2-5
2
“Ggwe omuntu, amaaso go goolekeze Olusozi Seyiri, olange eby'akabi ebirirutuukako.
3
Olutegeeze, Nze Mukama, Katonda bye ndugamba nti: Ggwe Olusozi Seyiri, ndi mulabe wo. Ndigolola omukono gwange ne nkufuula matongo.
4
Ndizisa ebibuga byo, naawe oliba matongo. Olwo olimanya nga Nze Mukama,
5
kubanga wakuuma obulabe ku Bayisirayeli, n'obawaayo okuttibwa mu lutalo mu kaseera kaabwe akazibu, lwe nababonereza olw'ebibi byabwe.
6
Kale nno mbakakasa nti Nze Mukama Afugabyonna nga bwe ndi omulamu, mbateekeddeteekedde okuttibwa, era temulikuwona. Nga bwe mutaakyawa kutta bannammwe, nammwe mulittibwa.
7
Bwe ntyo ndifuula Olusozi Seyiri amatongo, mmalewo abakwata ekkubo eriyita ku lwo nga bagenda oba nga bakomawo.
8
Ensozi zo ndizibikka emirambo gy'abantu bo abattiddwa. Abattiddwa mu lutalo balijjuza obusozi bwo, n'ebiwonvu n'emigga.
9
Ndikufuula amatongo ag'olubeerera, era ebibuga byo tebiriddayo kubaamu bantu. Olwo mulimanya nga Nze Mukama.
10
“Wagamba nti: ‘Amawanga ago gombi n'ensi ezo zombi, Yisirayeli ne Buyudaaya, biriba byange, naffe tubyefuge, wadde nga Mukama ye abirimu.’
11
Kale nkukakasa nti nze, Mukama Afugabyonna, nga bwe ndi omulamu, ndikusasula olw'obusungu bwo n'obuggya bwo era n'obukyayi bw'olina ku bantu bange, era balimanya nga nkubonereza lw'ebyo bye wakola ku bo.
12
Kale olimanya nga Nze Mukama, nawulira bye wayogera n'obunyoomi, ng'ogamba nti ensozi za Yisirayeli zirekeddwawo ttayo, era nti ziweereddwa ggwe ozeefuge.
13
Era mpulidde ebigambo bye mwongedde okunjogerako nga munneewaanirako.”
14
Mukama Afugabyonna agamba nti: “Ndikufuula amatongo, ensi yonna esanyuke,
15
nga naawe bwe wasanyuka nga Yisirayeli, ensi yange, efuuse amatongo. Olusozi Seyiri, n'ensi ya Edomu yonna w'efa yenkana erifuulibwa matongo. Kale balimanya nga Nze Mukama.
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 36 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48