bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 11
Job 11
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 12 →
1
Zofari ow'e Naame n'ayanukula n'agamba nti:
2
“Ebigambo bino byonna binaasigala tebyanukuddwa, omwogezi wa bino yejjeerere?
3
Ebigambo byo eby'olusaago byandisirisizza abantu, tewali anaakugambako ng'ovumye?
4
Anti ogambye nti: ‘Bye njigiriza tekuli bbala, era ndi mutukuvu mu maaso go.’
5
Singa nno Katonda yennyini y'ayogedde, n'akwolekeza emimwa gye,
6
n'akubikkulira ebyama by'amagezi, kubanga amagezi gaba ga ngeri bbiri. Manya nti Katonda akusabye kitono okulabira ku bibi byo kye bigwanira.
7
Oyinza okwefaananyiriza ebyama bya Katonda, n'okupima n'otuuka Omuyinza wa buli kantu gy'akoma?
8
Watumbiivu okuyisa n'eggulu, onookola otya? Wakka ne wayisa n'emagombe, onoomanya ki?
9
Wasinga n'ensi obuwanvu, n'ennyanja obugazi.
10
Bw'ajja n'akussa mu kkomera, n'atuuza olukiiko, ani anaamuwakanya?
11
Y'amanyi abantu abalimbalimba. Bw'alaba ekibi, teyekkaanya?
12
Kyokka omuntu omutali kantu tasobola kugeziwala ng'omwana gw'endogoyi ey'ettale bwe gutazaalibwa nga muntu.
13
“Naye omutima gwo bw'ogussa mu nteeko, n'oyanjala gy'ali emikono gyo,
14
obwonoonefu obuli mu mikono gyo n'obweggyako n'otokkiriza bubi kusula mu weema yo,
15
olwo amaaso go oligayimusa awatali nsonyi, oliba munywevu, togenda kutya.
16
Olyerabira ennaku yo, oligijjukira ng'amazzi agaakuluggusse ne gagenda.
17
Obulamu bwo buliba butangaavu n'okusinga ettuntu, n'enzikiza erifuuka ng'obudde obukedde.
18
Oliba mugumu, kubanga walibaawo essuubi, oliba mu ddembe, olyebaka mirembe.
19
Oliwummula, awatali akutiisa, bangi balinoonya amaaso go.
20
Naye amaaso g'ababi galiyimbaala, n'obuddukiro bulibesamba; essuubi lyabwe liriba mu kussa mukka muvannyuma.”
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 12 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42