bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 29
Job 29
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 28
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 30 →
1
Era Yobu n'atoolera n'olugero lwe, n'agamba nti:
2
“Singa mbadde nga mu myezi egyayita, ennaku ziri Katonda lwe yankuumanga.
3
Ettawaaza ye lwe yayakanga awo ku mutwe gwange, mu nzikiza nga ntambulira ku kitangaala kye.
4
Ennaku ezo lwe nali mu buvubuka bwange, Omukwano gwa Katonda we gwabeereranga ku weema yange,
5
Omuyinza wa buli kantu lwe yali akyali nange, nga n'abaana bange banneebunguludde,
6
ebigere byange lwe byanaabanga mu mata, n'enjazi nga zinfumbukulira emyala gy'omuzigo.
7
“Lwe nagendanga ku mulyango gw'ekibuga, ne ntuula mu mbuga y'ekibuga,
8
abavubuka okundaba, nga bampa ekyanya, n'abakadde nga basituka ne bayimirira.
9
Abaami nga balekera awo okwogera, engalo ne bassa ku mimwa gyabwe.
10
Amaloboozi g'abeebitiibwa ne gakkakkana, ennimi zaabwe ne zikwatira ku bibuno.
11
Okutu okwampuliranga nga kunneesiimisa, n'eriiso eryandabanga nga linsemba.
12
Kubanga nalokola abaavu abaawanjaganga okuyambibwa, n'enfuuzi etaliiko agijuna.
13
Omukisa gw'eyali ng'azikirira gwajjanga ku nze, n'omutima gwa nnamwandu naguleetera okujaganya.
14
Obutuukirivu nabwesiba ng'ekyambalo, ennamula entuufu ye yali omunagiro gwange n'ettambaala.
15
Nze nali eriiso lya muzibe, ekigere ky'omulema.
16
Nali kitaawe w'abaavu, nekkaanyanga ensonga z'omugwira.
17
Amagego g'ababi nagamenyaamenya, gwe gaali gakutte ne mmubaggya mu mannyo.
18
“Nalowooza nti: ‘Ndifiira mu kayumba kange; ng'ennaku zange nnyingi okwenkana omusenyu.
19
Emirandira gyange girituuka ku mazzi, ne ssuulwe w'ekiro alisigalanga ku matabi gange.
20
Ekitiibwa kyange kiriddanga buto bulijjo, n'omutego gwange gulibanga muggya mu mukono gwange.’
21
“Abantu bampulirizanga, ne bannindirira, nga balinda mu kasirise amagezi gange.
22
Nga mmaze okwogera tebaddangamu kwogera; ebigambo byange byabatonnyangako ng'enkuba.
23
Bannindanga ng'abalinda enkuba, emimwa gyabwe ne ginywa ng'abanywa enkuba ya Ttoggo,
24
Bwe nabasekeranga, nga tebakikkiriza, n'ekitangaala ky'amaaso gange nga kibayitirirako.
25
Nze nabasalirangawo, nga ntuula ng'omwami; natuulanga nga kabaka eyetoolooddwa eggye lye; nabeeranga ng'omukubagiza w'abanaku.”
← Chapter 28
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 30 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42