bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 17
Job 17
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 18 →
1
“Omukka gwange gukendedde; ennaku zange zisaliddwako, ekinsigalidde, ntaana.
2
Mazima wonna neebunguluddwa abansekerera; amaaso gange gasula gatunuulidde obukyayi bwabwe.
3
Omusingo gwange gusse kumpi naawe. Ate ani omulala ananneeyimirira?
4
Omutima gwabwe waguggalira baleme kutegeera, awo nno tolibaganya kuwangula.
5
Omuntu bw'aliroopa banywanyi be yeegabanire ebintu, amaaso g'abaana be galiyimbaala.
6
“Yanteekawo ng'ekyokwogerwako eri buli muntu, omuntu gwe bafujjira amalusu mu maaso.
7
Amaaso gange gafumye olw'ennaku; ebitundu byange eby'omubiri biggweekerera ng'ekisiikirize.
8
Abatuufu bawuniikirira olwa kino, abataliiko musango basiikuddwa okulwanyisa aboonoonyi.
9
Naye abatuukirivu balisigala mu makubo gaabwe; ab'emikono emirongoofu balyeyongera amaanyi.
10
“Kale nno, mmwe mwenna mukomeewo, mujje; sijja kusangamu mugezi n'omu mu mmwe.
11
Ennaku zange ziyise, ebirowoozo byange bisaasaanye, n'ebyo omutima gwange bye gwegomba.
12
Abo ekiro baakifuula misana; nga bukyali nzikiza ne bagamba nti: ‘Omusana gusembedde’.
13
Oba essuubi lyange ge magombe okuba amaka gange, oba njala obuliri bwange mu nzikiza,
14
oba entaana ngiyita nti: ‘Ggwe taata!’, n'envunyu nti: ‘Ggwe maama, ggwe mwannyinaze!’
15
Olwo essuubi lindi ludda wa? Ani anandabira essanyu lyange?
16
Byonna binaaserengeta ku miryango gy'emagombe, tunakkirira wamu mu nfuufu?”
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 18 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42